TOP

Alina ssente nga yazimba nkubirako

By Musasi wa Bukedde

Added 21st February 2017

Alina okubeera nga Muganda oba Muzungu wabula nga sifa ku ddiini kasita abeera nga tanywa mwenge, atya Katonda era nga talina kajanja.

Nakazibweshakira2 703x422

Nakazibwe

Gwe ani? Shakirah Nakazibwe nga nina emyaka 27.

Obeera wa? Kawempe

Oyagala musajja afaana atya?

Owakatakketakke, ow’ekigero, asussa emyaka 30, omukkakkamu nga tayomba.

Alina okubeera nga Muganda oba Muzungu wabula nga sifa ku ddiini kasita abeera nga tanywa mwenge, atya Katonda era nga talina kajanja.

Njagala eyazimba ng'alina ssente kuba nage nnina ezange nga nneetaaga kwongeramu bwongezi.

Abakuba nga bakwese ennamba tebatawaana.

Bakuzaala wa? Mityana-Wabigalo

Abakwetaaze bakufunye batya? Ansiimye ayinza okuyita ku namba 0783055564. Abafumbo temutawaana.

Abakyala abanatwewangulira muliwa?

NNOONYA omukazi anteekemu ssente mmulage omukwano. Sifudde ku myaka kasita aba ng’alina ssente. Nnina 26. Kuba 0750191837.

Nze JB. Ndi mweru. Nnina emyaka 31. Njagala omukazi alina ku ssente, ng’asobola n’okunfunira ekyokukola, mmulange omukwano. Kuba 0780865454.

Nnoonya omuwala ow’okuwasa. Nze Eric nnina emyaka 24. Njagala atasussa myaka 20, asobola mu kyalo, atali muyaaye nga mwetegefu okugenda mu bakadde bange. Owenseenene totawaana. Kuba 0759312356.

Nnoonya omukyala ow’emyaka 40-50, ali ku ddagala lya ARVs ng’alina ssente. Nnina emyaka 48. Mbeera Ssemuto. Kuba 0756951323.

Nnoonya omukyala ow’emyaka 40-60 ng’ekizibu kye mukwano. Nze nnina emyaka 36 naye siri mugagga. Kuba 0792442502.

Nnoonya omukazi ow’emyaka 25-40, ali ku ddagala ng’alabika bulungi. Kuba 0752296242.

Nnoonya omukyala abeera mu Masaka, alina omulimu gw’obuvunaanyizibwa, asobola okuva nga ewange n’agenda akola. Njagala wa myaka 35. Nze nnina emyaka 50. Anneetaze kuba 0757081077.

Nnoonya omukazi ow’emyaka 25-40, ali ku ddagala ng’alabika bulungi. Nnina emyaka 40. Kuba 0752296242.

Nnoonya omukazi ow’emyaka 25-40, ali ku ddagala ng’alabika bulungi. Nnina emyaka 40. Kuba 0752296242.

Nnoonya omukazi alina ku ssente ng’a naasobola okubeeraa nange. Ndi musajja wa ddiini ate wa mpisa. Kuba 0703034690.

Nnoonya sugammami alina ennyonta y’omukwno. Kuba 0752806073.

Nze A Magala. Mbeera Mengo. Nnina emyaka 35. Ndi muwanvu era muddugavu. Njagala omukazi alina empisa n’eddiini nga wa myaka 28-35 tukole obufumbo. Anneetaaze kuba 0757725167.

Nze Ronald, mbeera Nateete .Njagala omukazi ow’emyaka 30-60. Nze Nnina emyaka 50. Njagala eyazimba nga nze. Tulina okwekebeza omusaayi. Ndi mukozi. Sifa ku ggwanga. Anneetaaze kuba 0752212995.

Nze Abdul 25. Njagala omukazi alina ku ssente nga wa myaka 18-35. Ali siriyaasi kuba 0759402070.

Nze M.K 44. Nnoonya omukazi ow’emyaka 30- 45. Genda Ku Facebook Teekamu 0778554433.

Nnoonya omukazi ow’emyaka 40-50, ali ku ddagala lya ARVs ng’alina ssente.Nina emyaka 48. Mbeera Ssemuto. Kuba 0756951323.

Nnoonya omukyala ow’emyaka 40-50, ali ku ddagala lya ARVs, alina ssente. Mbeera Ssemuto. Kuba 075695132.

Nnoonya suggammami ng’alabika bulungi nga wa myaka 30-45. Nze nnina emyaka 26. Anneetaaze kuba 0704872016.

Nze Gerald W. Mbeera Mengo. Nnina emyaka 33. Ndi muddugavu era muwanvu. Nnina omwana omu. Njagala omukyala akuze mu birowoozo, atya Katonda nga wa myaka 25- 32 tukole obufumbo. Anjagala kuba 0704256046.

Nnoonya sugammami omwetegefu okunfumbirwa. Nze Moses. Nnina emyaka 26. Kuba 0706892106 oba 07850753260.

Tunoonya baami abeesobola

NZE Rukia. Nnina emyaka 25. Ndi muwala mulungi. Nnina endoddo y’ebbina n’amakudde. Ntunda sipeeya wa mmotoka. Nnoonya omusajja ali wakati w’emyaka 35-40 tukole obufumbo. Ndi mwetegefu okukussaamu ssente. Njagala akola era ng’alina omukwano nga nze. Ali siriyaasi kuba 0778838085 oba 0706699005.

Nze Namatovu. Njagala omusajja ow’emyaka 30-50. Nnina omulimu. Nnina emyaka 24. Kuba 0788066323.

Nze Sarah Birungi 30 mbeera Kasokoso. Neddira Mpologoma. Nzaalibwa Ntebe. Ndi Mulokole, nazaalako. Njagala omwami ow’emyaka 30-45, atya Katonda, eyazimba, alina omulimu nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0787946606.

Nnoonya omwami ow’obuvunaanyizibwa, ow’ekyama, nga wa myaka 37-55. Nze nnina emyaka 33. Ali siriyaasi kuba 0753586575.

Nnonya omwami owekyama nze fawuza ayagala kuba O782189926.

Nnoonya Omwami nga mukulu ng’ali ku ddagala lya ARVs. Nnina emyaka 46. Mbeera Mpigi. Ndi Mukristaayo. Njagala alina emyaka 50 n’okudda waggulu. Kuba. 0751988871.

Nnoonya omusajja omulwadde. Nnina emyaka 26. Njagala omusajja nga wa myaka 30 nga Muganda. Nze Julie. Nneddira Mmamba. Kuba 0703643988 oba 0785025649.

Nze Zaina. Nnina emyaka 26. Nnoonya omwami ow’okufubirwa. Ayagala kuba 0783534218.

Nze Justine 24. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-54 tunyumire omukwano. Kuba 0703404654.

Nze Gorreti 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-53. Kuba 0750729176.

Nze Maria 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-52. Kuba 0757345966.

Nze Sarah 24. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-55 tukole omukwano. Kuba 0700204933.

Nze Aidah. Nnina emyaka 26. Nnoonya omwami anaampasa. Ayagala kuba 072875246.

Nnoonya omwami nga wa myaka 35-65, ali siriyaasi, alina empisa, mukkakkamu, alina eddiini n’obusobozi okundabirira. Nze Mariam Namugga. Nnina emyaka 27. Ndi mutonotono. Kuba 0704898380.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kuba 220x290

Batandise kaweefube okuyamba abaana...

Omubaka wa Makindye East, Ibrahim Kasozi eyasoma n’omugenzi era abadde mukwano gwe yasabye watandikibwewo ensawo...

Dragonboat6 220x290

Ssekandi awadde ab'amaato akamwenyumwenyu...

OMUMYUKA wa Pulezidenti w’eggwanga, Edward Kiwanuka Ssekandi aleese abavuzi b’amaato akaseeko ku matama bw'alagidde...

Taekwondomay282017ambassadorscup5 220x290

Babiisanyizza mu mpaka za Tae Kwondo...

Abazannyi ba Rwanda beefuze empaka za Tae Kwondo eza Ambassadors Cup ezibumbujjidde mu Lugogo Indoor Arena okumala...

Cranes1 220x290

Cranes etandise kaweefube okuddayo...

UGANDA Cranes wansi w’omutendesi Micho Sredojevich enkya ya leero etandise mu butongole okutendekebwa mu kisaawe...

Kcca12 220x290

KCCA ne Express buli omu awera...

ZAAKUDDA okunywa akawungeezi ka leero nga kirabu ebbiri ezimu ku zisinga amaanyi mu mupiira gwa Uganda Express...