TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Omusajja atya Katonda jjangu tukole obufumbo

Omusajja atya Katonda jjangu tukole obufumbo

By Musasi wa Bukedde

Added 28th February 2017

Nnoonya Omusajja ali wakati w’emyaka 30-50, atya Katonda, atali Musiraamu nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n’okukola obufumbo.

Nakigozi1 703x422

Nakigozi

NG’OTUNUZA ssimbo? Bwentyo bwe nakula.

Kazzi amannya go gwe ani? Grace Nakigozi (Waggulu)

Olina emyaka emeka? Nnina 24 gyokka. Weddira ki? Ffumbe Obeera wa? Gayaza

Oyagala ki mu Bukedde? Nnoonya musajja.

Onoonya afaanana atya? Ali wakati w’emyaka 30-50, atya Katonda, atali Musiraamu nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n’okukola obufumbo.

Abakusiimye bakole batya? Bakube 0755594257.  

NZE Rose Namuddu,42. Mbeera Ntebe. Nnoonya omwami atali mufumbo, ow'emyaka 45-57, alina eddiini ate ng'afaayo. Sifaayo ne bw’aba yazaalako naye alina okuba ng'akola kuba nange nkola. Kuba 0772582343.

Nze Swadak. Nnoonya omwami omuntu mulamu, alina eddiini, omukkakkamu nga mutetenkanya kuba nange bwendi. Ndi mulemamu okugulu. Kuba 0701208268.

Nze Renah. Nnina emyaka 36. Ndi Munyarwanda, mutono era ndabika bulungi. Nnoonya omwami ssemwandu nga wa magye. Njagala wa myaka 50 n’okudda waggulu, ngalabika bulungi. Weereza obubaka ku 0790033063.

Nze Aisha. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0759669397.

Nze Angel. Nnina emyaka 22. Nnoonya omwami ow’okufubirwa. Ayagala kuba 0704900693.

Nze Sharifa. Nnina emyaka 28. Nnoonya omwami. Kuba O752679280.

Njagala omusajja ow’okufumbirwa, ng’a lina obuvunaanyizibwa, gwenanyanjula ewaffe, eyazimba, nga wa myaka 35-45 Kuba 0753402822.

Nze Maria. Nnina emyaka 35. Njagala omwami ow’emyaka 35-50, alina omulimu, eyazimba, oweddiini era nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0703582624.

Ndi wa myaka 43. Ndi ku ARVS. Nnoonya omwami omukulu ali ku ARVS. Njagala atanywa mwenge na sigala nga wa myaka 50 n’okudda waggulu. Kuba ku 0773066176.

Nze Anita. Nnina emyaka 28. Nnoonya omwami ali siriyaasi. Kuba 0752690822.

Nze Rose. Nnina emyaka 25. Nnoonya omusajja ng’ali wakati w’emyaka 35-50. Kuba 0777518486.

Nnoonya omwami nga wa buvunaanyizibwa, wa myaka 35-60, alina eddiini, ng’ali siriyaasi. Nze Mumbejja Jaziimiru, 27. Ndi mutonotono. Kuba 0787122300.

Nze Suma. Nnina emyaka 28. Nnoonya omwami ow’ekyama. Kuba 0777658361.

Nze Eva. Nnina emyaka 27. Nnoonya Omwami . Kuba 0706113398.

Nze Aidah. Nnina emyaka 26. Nnoonya omwami ow’okumpasa. Ayagala kuba 0752875246.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Musevenipik 220x290

Museveni alagidde amasimu gazzibweko:...

Pulezidenti Museveni alagidde amasimu gazzibweko: Ayongezzaayo okwewandiisa okutuusa nga 30 August.

Africain01 220x290

Owa Tunisia kufiira ku KCCA FC...

Omutendesi wa Club Africain eya Tunisia Chiheb Ellili aweze nga bwe bazze n'ekigendererwa kimu kyokka kya kukuba...

Mwebe 220x290

Fayinolo ya Uganda Cup eyongeddwaayo...

AKAKIIKO ka FUFA akategeka empaka kajjuludde olunaku olubadde olw’okuzannyibwako fayinolo y’empaka za Uganda Cup...

Duka1 220x290

Ssebatta awonye ddukadduka w’amabanja:...

FRED Ssebatta awonye ddukadduka w’amabanja, Gen. Salim Saleh bw’amuwadde kavvu oluvannyuma lw’okumusindira ennaku...

Teeba 220x290

Irene Namatovu okwogera emyaka...

ABAYIMBI ba Da Nu Eagles bakoledde mmami waabwe (Irene Namatovu) akabaga k’amazaalibwa. Bwe baamubuuzizza emyaka...