TOP

Njagala omusajja amanyi laavu

By Musasi wa Bukedde

Added 4th May 2017

Kati owulira oyagala musajja alina bisaanyizo ki? Njagala eyazimba, alina empisa, amanyi omukwano, afaayo, amanyi omukwano, ng’ali wakati w’emyaka 35-50 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi Bakufunye batya? Ndi ku ssimu 0777950502.

Ala 703x422

Nnyabo bw’ompa ku bikunyiriza!

Sirina nnyo kya maanyi okuggyako okulya ebivaavava n’ebibala.

Mpozzi ggwe ani?

Nze Joan Nabbanja

Obeera wa?

Kabowa

Ozaalibwa wa?

Lyantonde

Olina abaana bameka?

Nnina basatu.

Ate taata waabwe?

Twayawukana lwa butakwatagana mu ddiini gye yali asoma, kati emyaka mukaaga.

Kati owulira oyagala musajja alina bisaanyizo ki?

Njagala eyazimba, alina empisa, amanyi omukwano, afaayo, amanyi omukwano, ng’ali wakati w’emyaka 35-50 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi Bakufunye batya? Ndi ku ssimu 0777950502.

ABANOONYA ABABEEZI ABALALA

NZE Sheena. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’ekyama. Kuba 0777659594.

Nze Betty. Nnina emyaka 24. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 35-50. Ansiimye kuba 0777518486.

Nze Irene. Nnina emyaka 22. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0705822971.

Nnoonya omwami ow’emyaka 50-65 , eyazimba, alina ke yeekoledde. Kuba 0758062814.

Nze Rita. Nnoonya omwami ow’emyaka 55-70, alina amaka nga wa mu kyalo. Kuba 0779364071.

Nze Sofi a. Nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0780536259.

Nnoonya omwami Omusiraamu, ow’emyaka 35-50, ayagala omukyala ow’okuwasa. Kuba 0758846784.

Nze Agatha. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Kuba, 0706520516 twogere.

Nnina emyaka 25. Njagala omwami ali wakati w’emyaka 27-36, ali ku ddagala lya Arvs, alabika obulungi nga nze, alina ssente, omukkakkamu ng’ali bitundu by’e Kampala. Kuba 0788273297.

Nnoonya omwami ow’emyaka 40-55, omukkakkamu, atya Katonda tujja kwekebeza omusaayi. Ndi wa myaka 36. Ansiimye nkubira ku 0775345996 twogere.

Ow’Engabi totawaana. Nze Sharon. Nnoonya omusajja ow’emyaka 22-28. Nze nnina emyaka 20. kuba 0706407102.

Nze Elizabeth 33. Nnoonya omwami Omulokole, ow’emyaka 38-60. Nze ndi munene era muddugavu. Nnina abaana. Njagala ali siriyaasi. Kuba 0793805424.

Nnoonya omwami atya katonda, omukozi, eyazimba nga mwetegefu okugenda mu bakadde bange nga wa myaka 50-60. Nze ndi munene. wa myaka 39. Njagala bufumbo atali siriyaasi tokuba. Jjangu nkubikke laavu. Kuba 0752342735.

Nnoonya omwami atya Katonda, omukozi atali siriyaasi naawe totawaana. Njagala wa myaka 30-35. Nze ndi wa myaka 23. Nnina omwana. Tulina okwekebeza omusaayi. Jjangu nkuwe laavu bbebi. Kuba 0754992170.

Nnoonya omwami Omusiraamu, ow’emyaka 35-50, ayagala omukyala wokuwasa. Kuba 0758846784.

Nze Tereza. Nnina emyaka 35. Njagala omwami ow’emyaka 35 -50, eyazimba ng’alina omulimu n’eddiini.Tujja kwekebeza omusaayi. kuba 0703586264. Mbeera Masaka.

Nze Sarah. Mbeera Jinja Mafubira. Njagala omusajja omukulu mu myaka ne mu birowoozo. Nze nnina emyaka 38 njagala wa myaka 55-70 mmulage omukwano. Kuba 0775608709.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mail 220x290

Muganda w’omubaka eyafa e Iganga...

ABAKYALA munaana be beesoweddeyo okuvuganya ku kifo ky’omubaka omukazi owa Iganga.

Nrmnabiserejenniferlynn 220x290

Aba NRM ababeera ebweru bakoze...

ABA NRM ababeera mu mawanga g’ebweru bakyusizza mu bakulembeze baabwe ne balonda ssentebe w’ettabi lyabwe e Misiri...

Unit 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE...

Mulindwa Muwonge alese ebiragiro 6 ebikakali ebitabudde abakungubazi n’abooluganda. Bato ba Zari boogedde ekisse...

Ziika9 220x290

Mulindwa Muwonge aziikiddwa wakati...

Mulindwa Muwonge aziikiddwa wakati mu biwoobe n'okwazirana okuva mu bannamwandu, abaana n'abooluganda.

Zika3 220x290

Nnyina wa Mulindwa Muwonge ayogedde:...

Nnyina wa Mulindwa Muwonge, Maria Namagembe akungubagidde mutabani we era akumye olumbe mu makaage agasangibwa...