TOP

Noonya mukazi alina empisa

By Musasi wa Bukedde

Added 16th May 2017

Njagala mukazi alina empisa, muwanvu, mweru ali wakati w’emyaka 20- 25, alina omulimu nga mwetegefu okwekebeza omusaayi

Nazimuli1 703x422

Kasaija

Ggwe ani? Nze Jordan Kasaijja. (mu kifaananyi)

Obeera wa? Mengo.

Ozaalibwa wa? Fort Portal.

Okola mulimu ki? Ntunda Ngoye mu Owino.

Oyagala mukazi alina bisanyizo ki? Njagala mukazi alina empisa, muwanvu, mweru ali wakati w’emyaka 20- 25, alina omulimu nga mwetegefu okwekebeza omusaayi

Abakwagala bakufunye batya? Ndi ku ssimu 0772436607.

NZE Swadak. Nnoonya omwami ow’eddiini, ow’empisa, omukkakkamu kubanga nange ndi wa ddiini. Nnina emyaka 24. Ndi muwala mulemamu okugulu. kuba 0701208268.

Nze Rebecca Kisubika 22. Mbeera Lungujja. Neddira Njaza. Nzaalibwa Luweero. Nakuguka mu byakutunga. Sizaalangako. Nnoonya musajja atya Katonda, ow’emyaka 25-35. Tujja kwekebeza omusaayi. Njagala omwetegefu okugenda ewaffe ng’alina omulimu. Kuba ssimu 0759528504.

Nze edith 33. Nnoonya omwami akuze mu birowoozo, omuntumulamu nga wa myaka 38 -55. Njagala ayagala abaana kuba ndi muzadde. Ndi muddugavu era munene. Kuba 0750129423.

Nze Shamim 23. Nnoonya omwami ow’emyaka tukole omukwano 35-52 ogw’e kyama. Kuba 0757107224.

Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 33-55, omukkakkamu, ow’empisa, ow’obuvunaanyizibwa ate ng’alina eddiini.Nze Mina. Nnina emyaka 27. Ndi mutonotono.Kuba 0778417341.

Nze Cathy. Nnoonya omwami. Kuba 0701727823.

 

Nze Jane. Nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. Ansiimye kuba 0700716934.

Nze Angel. Nnina emyaka 22. Nnoonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0774803482.

Nze Rose. Nnina emyaka 22. Nnoonya omwami wemyaka 30-50. Ansiimye kuba 0756957160.

Nnoonya omwami ali ku ddagala. Nninae emyaka 34. Njagala ali wakati w’emyaka 35- 45. Kuba 0775015964.

Nze Rose Nangonzi 34. Mbeera Kanyanya. Nzaalibwa Masaka. Nnina abaana babiri naye sibeera nabo. Neddira Nnyonyi. Nsoma kukola nviiri. Ndabika bulungi. Nnoonya omusajja alabika obulungi naye ng’ali ku ddagala lya ARVS, asobola okundabirira, amanyi omukwano, atya Katonda nga wa myaka 38- 60. Ndi ku ssimu 0755197270.

Nze Christine Kyomugaso 33. Mbeera Ntebe. Nzaalibwa Mbarara. Nazaalako. Ntunda byakulya. Nnoonya omusajja ng’ali ku ddagala lya ARVS, alina omulimu nga ssi muyaaye ate ng’alina empisa. Sifa ku ggwanga. Kuba ssimu 0776074777.

Nze Nassuuna. Nnina emyaka 25. Nnoonya omwami anaampasa. Kuba 0782190987.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mail 220x290

Muganda w’omubaka eyafa e Iganga...

ABAKYALA munaana be beesoweddeyo okuvuganya ku kifo ky’omubaka omukazi owa Iganga.

Nrmnabiserejenniferlynn 220x290

Aba NRM ababeera ebweru bakoze...

ABA NRM ababeera mu mawanga g’ebweru bakyusizza mu bakulembeze baabwe ne balonda ssentebe w’ettabi lyabwe e Misiri...

Unit 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE...

Mulindwa Muwonge alese ebiragiro 6 ebikakali ebitabudde abakungubazi n’abooluganda. Bato ba Zari boogedde ekisse...

Ziika9 220x290

Mulindwa Muwonge aziikiddwa wakati...

Mulindwa Muwonge aziikiddwa wakati mu biwoobe n'okwazirana okuva mu bannamwandu, abaana n'abooluganda.

Zika3 220x290

Nnyina wa Mulindwa Muwonge ayogedde:...

Nnyina wa Mulindwa Muwonge, Maria Namagembe akungubagidde mutabani we era akumye olumbe mu makaage agasangibwa...