TOP

Omusiraamu eyazimba nkubirako

By Musasi wa Bukedde

Added 14th June 2017

Njagala musajja Omusiraamu, eyazimba, ow’empisa sifuddeyo oba alina abaana naye nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n'okunkuba kadaali kuba nange kye kimu ku bintu bye nsinga okwagala.

Namuswe1 703x422

Namuswe

Amannya go nnyabo?

Nze Jalia Namuswe

Oli wa myaka emeka?

Ndi wa myaka 30.

Obeera wa?

Kireka

Olina abaana bameka?

Mukwano sizaalangako.

Weddira ki?

Mpindi.

Oyagala musajja wa ngeri ki?

Njagala musajja Omusiraamu, eyazimba, ow’empisa sifuddeyo oba alina abaana naye nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n'okunkuba kadaali kuba nange kye kimu ku bintu bye nsinga okwagala.

Okola mulimu ki?

Sikola mbeera waffe

Bakufunye ku ssimu ki ?

0784216323  

NZE Aisha 30., Mbeera mu Kampala, nazaalako era ndabika bulungi. Nnoonya omusajja Omusiraamu nga naye alabika bulungi, akola, ali ku ddagala nga mwetegefu okukola obufumbo, eyazimba, omwesigwa, amanyi omukwano okuva ku myaka 35 n’okweyongerayo. Kuba 0784291989 oba 0700335773.

Stecia Namuddu 24. Mbeera Jinja. Ntunda dduuka. Neddira Ngo era nazaalako. Noonya omwami ali wakati w’emyaka 35- 40, alina omulimu kuba nange nkola, alina empisa nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0706699005.

Nze Deborah Ntono 24. Mbeera Kisaasi mu bakadde bange. Nsibuka Kamuli mu Busoga. Nazaalako era ndabika bulungi. Nnoonya omusajja ng'alabika bulungi ow’emyaka 35-40 ng'asobola okundabirira n'omwana wange nga tasussa baana babiri. Ateekeddwa okuba nga mwetegefu okugenda mu bakadde bange n'okwekebeza omusaayi. Kuba 0750350014.

Nze Sawuda. Nnina emyaka 26. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0755797914.

Nze Joan. Nnina emyaka 23. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-45. Kuba 0703056931.

Nze Flavia. Nnina emyaka 25. Nnina omwana omu. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-55. Kuba 0780633332.

Nze Fridah 24. Nnoonya omwami ow’emyaka 36-58 tukole omukwano. Kuba 0772406861.

Nze Jovia. Nnoonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0759669397.

Nze Aidah. Nnina emyaka 24. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0775743647.

Nnoonya omwami ow’emyaka 35-40. Nze ndi wa myaka 30. Njagala atanywa mwenge yadde sigala, omukkakkamu, ng’alabika bulungi nga nze. Ateekwa okuba ow’obuvunaanyizibwa nga mwetegefu okukola obufumbo. Kuba 0704432500.

Nze Clare 38. Ndi mulokole. Mbeera Wakiso. Nnoonya omwami anaampasa, ow’emyaka 45-55, atya Katonda ng’ali ku ARVS. Kuba 0702932065.

Nze Scovia. Ndabika bulungi. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Kuba 0701884526.

Njagala omusajja atasussa myaka 35, akola, atapangisa alina omukwano, anampa ekitiibwa. Kuba 0774484988.

Nnoonya omwami atya Katonda, omukozi, ow’emyaka 38-45. Nzennina emyaka 32. Ndi mukazi alabika obulungi era ndi mweru. Kuba 0772576523.

 

 utaaya Lutaaya

 

Amannya ggwe ani? Andrew Lutaaya. 

Obeera wa? Lugoba.

Olina emyaka emeka? Ndi wa myaka 24.

Weddira ki? Ngonge.

Olina abaana bameka? Sizaalangako.

Oyagala mukazi alina bisaanyizo ki?

Okusinga njagala mukazi atya Katonda, eyazimba, alina empisa, ayagala okuzaala ali wakati w’emyaka 30-40.

Bakufunye batya?

Ndi ku ssimu 0759093370.

 

ABASAJJA

NZE Lawrence Mulindwa 30.

Mbeera Jinja. Nkola gwa kusiiga

langi. Nnina omwana omu.

Nnoonya omukazi ow’emyaka 20-

28, alabika bulungi, afaayo, alina

empisa ng’ali ku ddagala. Kuba

0704272495.

Nnoonya sugammami alina ssente

ng’asobola okuzinteekamu. Njagala

omukkakkamu, atali mukambwe

nga nze. Ndi mwetegefu okukola

kyayagala. Ali siriyaasi kuba

0787651250.

Nnoonya omuwala omulungi,

alina empisa nga wa myaka

18- 22. Mbeera Masaka.

Kuba 0786543866. Omukiga

totawaana.

Nze Akram Kiganda. Mbeera

Makindye. Ndi makanika mu

Ndeeba. Nnina emyaka 26. Noonya

omukazi ow’emyaka 30-40.

Ankubire ku 0759103534.

Nnoonya omukyala ow’okukuba

embaga. Njagala alina akabina

ate nga si muwanvu. Ayagala

kuba 0705000952.

Nze Jemba A. Mbeera Ntinda.

Nnina emyaka 33. Ndi muwanvu

era muddugavu. Njagala

omukyala alina empisa n’eddiini,

ow’emyaka 25-33 tukole obufumbo.

Anneetaaze kuba 0704256046.

Nze Yusuf K 32. Njagala

sugammami, Omusiraamu,

ayagala laavu enzijuvu,

ow’emyaka 30-45, nga

tunaagenda ku musaayi. Kuba

0701985910.

Njagala omukyala omwetegefu

okunfumbirwa. Alina okuba nga

yasoma n’asukka S4, alina eddiini

nga wa myaka 30-37. Sisosola mu

ggwanga. Kuba 0792729335.

Nnoonya omukazi atasussa

myaka 45. Nnina emyaka 29.

Kuba 0787381938.

Nze FK. Mbeera mu Kampala.

Nnina emyaka 28. Njagala

sugammami ow’emyaka 30-50 nga

talina siriimu. Kuba 0783051871

oba 0704108627.

Nze Mulangira M, Frank. Mbeera

South Afrika. Njagala omukyala

omufunyi nga nze. Kuba

0759025926,

Nnoonya sugammami alina ku

ssente. Emyaka si kikulu. Kuba

0701883107.

Nze Eric Mukasa. Nnina emyaka

32. Kitange Muganda ate

mmange Mutanzania. Naakadda

mu Uganda. Nnoonya omukyala

alina omulimu, ow’emyaka 24-35,

Owengabi totawaana. Tusooka

kwekebeza siriimu. Kuba

0757858591.

Nze Ibra Ssali 29. Mbeera

Makindye. Neddira Nkima. Ndi

musuubuzi wa mmere. Nnina

omwana. Nasomako. Nzaalibwa

Makindye.Njagala mukazi alina

omulimu ogw’obuvunaanyizibwa,

omuntumulamu, afaayo, alina

empisa, amanyi omukwano

okuva ku myaka 35 ne 45. Kuba

0704693688.

Nnoonya omukyala ow’okuwasa

ng’ali wakati w’emyaka 26-

43. Kuba 0702870303 oba

0789628989.

Nze Robert. Njagala omukazi

ow’okuwasa ng’ali wakati w’emyaka

22-25. Kuba 0706551991.

Nnoonya omukyala nga

mugagga, mukkakkamu, atali

mukambwe kuba nange ndi

siri. Nnina empisa ate nga ndi

muwulize. Ndi mwetegefu

okukola ky’oyagala. Ali siriyaasi

kuba 0785812017.

Nnoonya omuwala ow’emyaka

18-22. Nnina omulimu ogusobola

okutulabirira. Nnina emyaka 28. Ali

siriyaasi kuba 0754812813.

Nze Derrick, 24. Nnoonya

omuwala omulungi, ow’emyaka

18-30, akola era ng’alina ku

ssente tukole omukwano

ogw’ekyama. Kuba 0785676880.

Nze Steven Sentamu. Nnina

emyaka 36. Mbeera Mpereerwe.

Nnoonya omuwala eyasomako,

omunene, omuwanvu nga tasussa

myaka 30.Tulina okwekebeza. Kuba

0756240087.

Nze Rogers Muwonge. Nnina

emyaka 38. Mbeera mu Kampala

era nkola. Nnoonya omukyala

atasussa myaka 30 nga

muwanvu.Tuteekwa okwekebeza

siriimu. Kuba 0788511237.

Nze James 34. Nnoonya

sugammami alina ssente. Nnina

siriimu. Kuba 0789241181.

Nnoonya sugamami alina

ssente ng’ayagala omukwano

ogwekimmemmette. Ndi wa

myaka 28. Kuba 0773560628.

Nze S.M 39. Mbeera Gayaza. Ndi

Muganda. Nnoonya omukazi

omulungi, ow’emyaka 18-30,

Omuganda oba Omunyankole. Ali

siriyaasi kuba 075536548.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mail 220x290

Muganda w’omubaka eyafa e Iganga...

ABAKYALA munaana be beesoweddeyo okuvuganya ku kifo ky’omubaka omukazi owa Iganga.

Nrmnabiserejenniferlynn 220x290

Aba NRM ababeera ebweru bakoze...

ABA NRM ababeera mu mawanga g’ebweru bakyusizza mu bakulembeze baabwe ne balonda ssentebe w’ettabi lyabwe e Misiri...

Unit 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE...

Mulindwa Muwonge alese ebiragiro 6 ebikakali ebitabudde abakungubazi n’abooluganda. Bato ba Zari boogedde ekisse...

Ziika9 220x290

Mulindwa Muwonge aziikiddwa wakati...

Mulindwa Muwonge aziikiddwa wakati mu biwoobe n'okwazirana okuva mu bannamwandu, abaana n'abooluganda.

Zika3 220x290

Nnyina wa Mulindwa Muwonge ayogedde:...

Nnyina wa Mulindwa Muwonge, Maria Namagembe akungubagidde mutabani we era akumye olumbe mu makaage agasangibwa...