TOP

Kaweesi aludde ng'asonga w'alifiira

By Musasi wa Bukedde

Added 20th March 2017

Omuserikale eyali akuuma Kaweesi ng’ono bwe baawaanyisiganya ne Erau yategeezezza nti, bulijjo mukama waabwe akibagamba nti mweraliikirivu ku bifo bibiri, ewuwe awaka ebweru wa ggeeti ne we baamuttidde.

Kaweesi 703x422

Omugenzi Andrew Felix Kaweesi

Omuserikale eyali akuuma Kaweesi ng’ono bwe baawaanyisiganya ne Erau yategeezezza nti, bulijjo mukama waabwe akibagamba nti mweraliikirivu ku bifo bibiri, ewuwe awaka ebweru wa ggeeti ne we baamuttidde.

Yagambye nti bulijjo bwe baba batambula, abasongera mu bifo byombi era nga bw’aba afuluma ennyumba oba ng'akomawo awaka, asooka kubasindika ne beekebejja buli kafo akaziyivu akaliraanye ennyumba ye olwo n'alyoka ayingira oba n'afuluma.

"Omuntu ng'anaafa aba ng'aliko ekimuliko, abadde yeekengera nnyo naye ku luno teyabaddemu kwekengera kwonna.

Osanga owa bodaboda eyabadde asimbye ewuwe ku kkubo yandimulabye n'amanya nti waliwo ekikyamu," Omu ku bakungubazi bwe yagambye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kaaba1 220x290

Zari atulise n'akaaba bw'akubye...

Zari atulise n'akaaba bw'akubye ku mulambo gwa Ssemwanga eriiso: Abaana bamuwooyawooyezza

Lwana1 220x290

Balwanidde emmere ku mukolo gw'okuziika...

Balwanidde emmere ku mukolo gw'okuziika Ivana Ssemwanga e Kayunga

Koz1 220x290

Kintu Nnyago awadde ab'e Kyaddondo...

Kintu Nnyago awadde ab'e Kyaddondo East amagezi

Ba7 220x290

Ebyokwerinda binywezeddwa mu kuziika...

Ebyokwerinda binywezeddwa mu kuziika Ivan Ssemwanga: Aba 'Rich Gang' batudde mu tenti yaabwe bokka

Zari1 220x290

Zari n'abaana batuukidde mu byokwerinda...

Zari n'abaana batuukidde mu byokwerinda ebyamaanyi: Beebulunguddwa bakanyama