TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Erau, omukuumi wa Kaweesi bwe battiddwa aziikiddwa: Baamuggyeemu amasasi 33

Erau, omukuumi wa Kaweesi bwe battiddwa aziikiddwa: Baamuggyeemu amasasi 33

By Musasi wa Bukedde

Added 20th March 2017

Omukuumi wa Afande Kaweesi, Kenneth Erau bwe battiddwa abazigu ku Lwokutaano aziikiddwa ku kyalo Orungo mu disitulikiti y'e Amuria.

Ziika2 703x422

Omukuumi wa Afande Kaweesi, Kenneth Erau bwe battiddwa abazigu ku Lwokutaano aziikiddwa ku kyalo Orungo mu disitulikiti y'e Amuria..

Abadde omukungubazi omukulu, Minisita w'ensonga z'omunda mu ggwanga, General Haji Abubaker Jeje Odongo ategeezezza nti Erau baamuggyeemu amasasi 33 lwakuba yabadde agezaako okutangira abazigu obutatuusa bulabe ku mukama we.

Odongo era nga ye mubaka w'ekitundu ky'e Orungo mu Palamenti ategeezezza nti ekikolwa Erau kye yayolessezza kya muzira era tewali kubuusabuusa, Erau yafudde nga muzira.

Waasoose kubaawo kusabira omwoyo gw'omugenzi nga kwakuliddwa Rev. Julius Ariko, bwanamukulu w'ekigo kya Orungo.

Ebifaananyi bya Godfrey Ojore

 

 

 

 
 

 

 
 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kayungadorahnajjembamukiragalanessengawassemwangacissynakiwalangabakaaba 220x290

Ebyabaddewo ng'omulambo gwa Ssemwanga...

Ebyabaddewo ng'omulambo gwa Ssemwanga gutuusibwa ku biggya e Kayunga: Biwoobe

Pala 220x290

Ebyobugagga bya Ssemwanga biwuniikirizza...

Rashid Nsimbe, avunaanyizibwa ku mutindo gw’ebisomesebwa mu masomero ga Ssemwanga, yategeezezza nti mu byobugagga...

Semwanganamirembe30 220x290

Omugagga Kirumira addiza omuliro...

Omugagga Godfrey Kirumira olwakutte omuzindaalo n’akoma ku booluganda lwa Ssemwanga babikke ku mpisa zaabwe ensiiwuufu...

Davoimcwsaazntu 220x290

Ab'e South Afrika banoonya anaddira...

Ab'e South Afrika banoonya anaddira Ssemwanga mu bigere

Kuba 220x290

Batandise kaweefube okuyamba abaana...

Omubaka wa Makindye East, Ibrahim Kasozi eyasoma n’omugenzi era abadde mukwano gwe yasabye watandikibwewo ensawo...