TOP
  • Home
  • Ag’eggwanga
  • Omulambo gwa Kaweesi gutuusiddwa e Kitwekyanjovu - Kyazanga gy'agenda okuziikwa enkya ku Lwokubiri

Omulambo gwa Kaweesi gutuusiddwa e Kitwekyanjovu - Kyazanga gy'agenda okuziikwa enkya ku Lwokubiri

By Musasi wa Bukedde

Added 20th March 2017

Omulambo gwa Kaweesi gutuusiddwa e Kyazanga gy'agenda okuziikwa enkya ku Lwokubiri

Zii 703x422

Omulambo gwa Kaweesi gutuusiddwa e Kitwekyanjovu - Kyazanga mu makaage.

Olubadde okutikkula omulambo okuva mu mmotoka, abakungubazi okuli abooluganda wamu n'emikwano ne bakulukusa amaziga era abamu ne bazirise ne baddusibwa mu malwaliro agaliranyeewo okufuna obujjanjabi obwamangu.

Omulambo gutuusiddwa mu ssaawa 11:30 ez'akawungeezi olwo Rev Fr. Pius Kamegeya n'aggulawo mmisa y'okusabira omwoyo gw'omugenzi.

Ebifaananyi bya PASCAL LUTABI

alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kuba 220x290

BINO BYE BIKULU EBIRI MU BUKEDDE...

Abantu ba Ssebaana Kizito bali ku bunkenke bwe kizuuliddwa nti ‘situlooko’ yamukubye n’obwongo.

Rugbycraneselgoncupleg1bukeddeweb1 220x290

Rugby Cranes erumbye Kenya namutima...

Omutendesi wa Rugby Cranes, John Duncan asudde abazannyi basatu abamu ku baali mu ttiimu eyasooka okuzannya Kenya...

Suula4 220x290

Basudde obubuzi okumpi n'amaka...

POLIISI etandise omuyiggo gw'abavubuka abaasudde obubizzi e Nakasero okuliraana amaka g'Obwapulezidenti.

Kunya 220x290

Bakunyizza eyasinga okugabana ettaka...

HAJJI Harunah Ssemakula 45, eyasinga okugabana ettaka ly’ebibira e Wakiso, ayanise RDC Ian Kyeyune mu kakiiko k’ettaka...

Mbwa1 220x290

Omusirikale akubye embwa amasasi...

Omusirikale akubye embwa amasasi agagittiddewo n'agiresa obwana; Bannannyiyo bamututte ku Poliisi