TOP

URA ekoze amaliri ne KCCA e Lugogo n'ekola ekyafaayo

By Moses Kigongo

Added 19th April 2017

URA ekoze amaliri ne KCCA e Lugogo n'ekola ekyafaayo

Yu1 703x422

KCCA 2-2 URA

KIRAABU ya URA ekoze amaliri ne ttiimu ya KCCA olwaleero ku kisaawe e Lugogo n'ekola ekyafaayo ekibadde tekinnabaawo ku ttiimu yonna mu liigi ya Azam okkuba oba okukola amaliri ne KCCA ku kisaawe kyayo ekya Phillip Omnd Stadiun 

URA ekulembede omupiira guno emirundi ebbiri kyokka nga KCCA evudde mabega okukola amaliriri ga 2-2.

Ggoolo za URA ziteebeddwa Moses Feni ne Hamis Diego Kiiza
ate eza KCCA ne ziteebebwa Isaac Muleme ne Geofrey Sserunkuuma abawonyeza okuwangulirwa ku kisaawe kyayo bwateebye eyekyenkanyi ebasudde amaliri

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Teeka1 220x290

Kazibwe Kapo ‘Ow’emmundu ku ggombolola’...

Kazibwe Kapo ‘Ow’emmundu ku ggombolola’ by’ayimba tabissa mu nkola? : Yasuubizza abakazi 2 embaga omuli ne nkubakyeyo...

Kusaba1 220x290

Aba Victory Christian Centre, Bujingo...

AB'EKKANISA ya Victory Christian Centre, abaakuza Bujingo n'okumuteekateeka okufuuka omusumba bavumiridde enneeyisa...

Save1 220x290

Abasumba batadde akazito ku Paasita...

Paasita Aloysious Bujingo owa House of Prayer Ministries e Makerere Kikoni bamunoonyerezaako ku bya Bayibuli ezookebwa....

United1 220x290

Bano 13 abavunaaniddwa be batta...

KU basajja 13 abaaleeteddwa mu kkooti ne basomerwa omusango gw’okutta Kaweesi kuliko bana ababadde babeera ennyo...

Oty 220x290

Ssente ze yeekolera zimutunuzza...

ABASAWO ba poliisi kyabatwalidde akaseera okutaasa obulamu bw’omuvubuka eyanywedde omwenge n’aguyitiriza.