TOP

Bamusimbye mu kkooti lwa kuwemula

By Musasi Wa

Added 12th June 2012

TEOPISTA Nansubuga omutuuze w’e Katuuso mu Makindye amaaso gamumyukidde mu kkooti y’ekyalo bw’abadde avunaanibwa ogw’okuwemulanga bakoddomi be.

2012 6largeimg212 jun 2012 101418477 703x422

TEOPISTA Nansubuga omutuuze w’e Katuuso mu Makindye amaaso gamumyukidde mu kkooti y’ekyalo bw’abadde avunaanibwa ogw’okuwemulanga bakoddomi be.

Bakoddomi be baatutte okwemulugunya kwabwe eri ssentebe e Hussein Lukyamuzi era ye yakoze ku nsonga zino nga balumiriza Nansubuga okutumanga abaana be ne balumba abaabwe ne babakuba kyokka ate olumala ng’agenda ku poliisi ng’agamba nti bakubye abaana be.

Ekirala alumba mukoddomi we eyawasa muwala we n’atandika okumuwemula n’okumuvuma nga bw’atalabirira bulungi muwala we. Nansubuga baamulabudde nti singa addamu okweyisa bwati waakutwalibwa mu nkomyo.

Bamusimbye mu kkooti lwa kuwemula

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Rug2 220x290

Njagala kubeera jjajja wa Bannakampala...

Njagala kubeera jjajja wa Bannakampala - Ragga Dee

Go2 220x290

Museveni mumuyambe awummule - Mbabazi...

Museveni mumuyambe awummule - Mbabazi

Kas2 220x290

Ab’e Kasese nze nsobola ebizibu...

Ab’e Kasese nze nsobola ebizibu byammwe - Besigye

Nam2 220x290

Museveni ayongedde obuwumbi 10...

Museveni ayongedde obuwumbi 10 okumaliriza Namugongo

Kyab2 220x290

Soma ku ngeri Omuganda bw’akuuma...

Soma ku ngeri Omuganda bw’akuuma ekitiibwa ky’omufu