TOP

Ekyuma kya ssentebe Mahad oba kyabadde ki!

By Musasi wa Bukedde

Added 17th March 2017

SSENTEBE w’abavubuka ba NRM mu Lubaga Mahad Kaweesa, oba emmotoka ye agitya olw’amafuta!

Bur 703x422

Yasangiddwa nga yeegezaamu okuvuga bodaboda, ekyaleetedde abavubuka be mu Lubaga okulowooza nti oba ssentebe waabwe aweddemu.

Kyokka yategeezezza nti okuvuga mu bodaboda tekitegeeza nti Land Cruiser ye emulemeredde, wabula ayagala kusakira bavubuka ab’omu Lubaga pikipiki bweziti, bavuge bodaboda n’okuzikozesa emirimu egikulaakulanya bave mu bwavu.

Nti era okugyegezaamu naye ayagala awulire ku ffuta lya bodaboda, wabula tannaggwaamu akyayokya nga bulijjo. Yasangiddwa mu Ndeeba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lwana1 220x290

Balwanidde emmere ku mukolo gw'okuziika...

Balwanidde emmere ku mukolo gw'okuziika Ivana Ssemwanga e Kayunga

Koz1 220x290

Kintu Nnyago awadde ab'e Kyaddondo...

Kintu Nnyago awadde ab'e Kyaddondo East amagezi

Ba7 220x290

Ebyokwerinda binywezeddwa mu kuziika...

Ebyokwerinda binywezeddwa mu kuziika Ivan Ssemwanga: Aba 'Rich Gang' batudde mu tenti yaabwe bokka

Zari1 220x290

Zari n'abaana batuukidde mu byokwerinda...

Zari n'abaana batuukidde mu byokwerinda ebyamaanyi: Beebulunguddwa bakanyama

Scan1 220x290

Baze okukwana nga ndi lubuto kyankuba...

Dr. Innocent Kalamagi Magezi agamba nti omukazi bw’abeera olubuto abasinga obwagazi bwabwe bukendeera nga tayagala...