TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Eno gye bayita enkolagana ya poliisi n’omuntu waabulijjo!

Eno gye bayita enkolagana ya poliisi n’omuntu waabulijjo!

By Musasi wa Bukedde

Added 21st April 2017

ENO y’enkolagana ya poliisi n’omuntu waabulijjo entuufu oba muno munaabaamu obujoozi?

Fumba1 703x422

Abantu obwedda bawuniikiridde oluvannyuma lw’omuvubuka okutuuza muganzi we ku boneti ya kabangali ya poliisi nga bwe beekuba obwama n’okweweeweeta mu lujjudde.

Kino kyaleetedde abalabi okwewuunya oba poliisi ennaku zino ewa buli omu ebeetu okukola ky’ayagala!

Baabadde ku kisaawe e Nabweru ku mupiira gw’okuunyikiza enkolagana ya poliisi n’omuntu waabulijjo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Ji1 220x290

Poliisi eggalidde abasirikale baayo...

Poliisi eggalidde abasirikale baayo 10 ku misango egy'enjawulo

C111a580e9174d5997f3a6a40439e2b818 220x290

Raila Odinga addukidde mu kkooti...

RAILA Odinga yeefukuludde n’addukira mu kkooti ensukkulumu okuwakanya obuwanguzi bwa Uhuru Kenyatta ku bwapulezidenti...

Yaga 220x290

Omusajja ayagala kunzigyako mwana...

NZE Uwineza Adiah nnina emyaka 26 nga mbeera Lubaga. Okuva lwe nafuna olubuto, baze yagaana okuddamu okundabirira...

Ssenga1 220x290

Nina bulwadde ki?

NINA emyaka 25 naye seegattangako na mukazi yenna kuba buli lwe ngezaako okwegatta nkoma ku mulyango ne njiwa....

Leka 220x290

Owapoliisi yesse lwa bwavu

OMUSERIKALE wa poliisi eyawummula, Robert Mugume asangiddwa nga yeetuze.