TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Eyayimba 'Mic ya Zigg Dee' akomyewo na nkuba mpya n'awera

Eyayimba 'Mic ya Zigg Dee' akomyewo na nkuba mpya n'awera

By Glorias Musiime

Added 18th May 2017

ZIGG Dee, eyayimba “Eno mic” ne’ Ssunda paka wansi’ ng’amannya ge amatuufu ye Adam Mutyaba alabika azze engulu.

Ziggee 703x422

Omuyimbi Ziggy Dee

Omanyi omukulo ono amaze ebbanga eriwerako ng’asiriikiridde mu nsiike y’okuyimba, mu bufunze kwe wandiyise okuva ku maapu ya myuziki.

Kati nno agamba akomyewo n’enkuba mpya era awerra kussa bawagizi be myuzikitakyayimba  agamba nti kati akomyewo kuwa abawagizi be omuziki ogwamaanyi.

Akomyewo n’oluyimba lwa ‘Sumayiya’ olukutte abanti omubabiro era alabudde abayimbi okunoonya Katonda kuba yekka y’asobole okubatemera ekkubo kubanga mu kuyimba mulimu ebikemo bingi.

 

Atutegeezezza nti ennyimba kati z’alina ezisinga za ‘gospel’ kuba yalokoka era kati ayimbira Yesu.

Loodi ono mu 2015 yaddukira kuu kkanisa ya ETM e Makindye, esumbibwa Brother Ronnie Mukabai n’aliisibwa ekigambo kya Katonda n’okulokoka n’alokoka, ky’agamba nti kimuyambyeko okunoonya Mukama era amujjukidde takyayinza kudda gye yali mu bikadde eby’emabega.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Zika3 220x290

Nnyina wa Mulindwa Muwonge ayogedde:...

Nnyina wa Mulindwa Muwonge, Maria Namagembe akungubagidde mutabani we era akumye olumbe mu makaage agasangibwa...

Si 220x290

Minisitule etongozza akuuma akakebera...

MU kaweefube wa Gavumenti ne minisitule y’ebyobulamu okulwanyisa obulwadde bwa mukenenya mu ggwanga, Gavumenti...

Mao1 220x290

Poliisi yezoobye n'aba DP: Mao...

Pulezidenti wa DP, Nobert Mao bamuggalidde.

Bre 220x290

Eyakubwa poliisi amasasi mu kwekalakaasa...

KYADDAAKI omukazi eyakubwa poliisi amasasi mu kwekalakaasa kwa ‘Walk to Work’ e Kajjansi afunye ku ssanyu kkooti...

Dfgkithwsaqxwrojpglarge 220x290

Aboogera ku by'ekkomo ku myaka...

PULEZIDENTI Museveni ayanukudde abagamba nti ayagala kukyusa Ssemateeka w’eggwanga aggye ekkomo ku myaka 75, n’ategeeza...