TOP

Abalina enku be balya ebiyidde

By Musasi wa Bukedde

Added 10th August 2017

Abaagalana bano bwe baabadde mu kivvulu kya Bar Bados Carnival, katono bakube abadigize laavu mu maaso.

Bikini1 703x422

Mwana muwala ono Chloe Green muwala  wa nnaggagga omu mu  Bungereza.

Olw’okuba  taata yakola ssente ne  zimuwerera, yeebeerera  mu biduula nga yeeriira  ssente n’okucakala  n’omusajja we ono  Jeremy Meeks  newankubadde  bazadde be  n’abooluganda  bamukubamu ebituli  olw’okuba omuzzi  w’emisango nga tava  mu kkomera.

Abaagalana bano  bwe baabadde mu kivvulu kya Bar  Bados Carnival, katono bakube  abadigize laavu mu maaso.

Omukazi  yabadde asuddemu akawale  akafaanana n’akaleega kyokka  ng’amabeere kyenkana gali bweru  ng’ate wansi yeesaze engatto  empanvu era obwedda buli  lwabigula abasajja ne banuuka  ensingo nga bawoza nti abalina  enku be balya ebiyidde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Ssenga1 220x290

Nina bulwadde ki?

NINA emyaka 25 naye seegattangako na mukazi yenna kuba buli lwe ngezaako okwegatta nkoma ku mulyango ne njiwa....

Leka 220x290

Owapoliisi yesse lwa bwavu

OMUSERIKALE wa poliisi eyawummula, Robert Mugume asangiddwa nga yeetuze.

Kadi2 220x290

Kadaga awabudde ku bbula ly'emirimu...

SIPIIKA Rebecca Kadaga ategeezezza nti ebbula ly’emirimu mu bavubuka ky’ekimu ku bisinze bikwatagana butereevu...

Dhyljrxcaaw1zm 220x290

Museveni asisinkanye minisita wa...

MINISITA wa German ow’ensonga z’ebweru asisinkanye Pulezidenti Museveni n’asaba amawanga g’ebweru okuyamba Uganda...

Speaker703422 220x290

Kadaga ayambalidde Gavt' ku kwonoona...

SIPIIKA Rebecca Kadaga ayambalidde minisitule y’obutonde bw’ensi n’alumiriza nti tekoze kimala kussaawo kaweefube...