TOP

'Ssebbanga nkuliisaako naye bikoma wano'

By Musasi wa Bukedde

Added 12th August 2017

KAZANNYIRIZI amanyiddwa nga Ssenga Ssebbanga yasoose kusaba muyimbi Evelyn Lagu gwe yabadde atudde naye mu kifo ekimu ekisanyukirwamu e Masaka ng’alya enkoko naye amugulireyo ekifi.

Tege 703x422

Lagu yamubikidde nga bw’asigazza ez’amafuta agamuzzaayo e Kampala.

Ssebbanga yalemeddeko bwe yamugambye nti “kale nnyamba onsunireko akafi ku gye yabadde alyako ng’awulira amalusu gamuyiika.”

Yalabye Lagu amusunirako kwe kukyusa n’amugamba nti bulijjo neesunga okundiisako kale ndisaako nga ka ‘bbebi’ ko.

Wadde Lagu yakkiriza, kino yakikoze nga bw’amugamba nti “Ssebbanga naye bino bikoma wano, saagala ate olowoozeemu birala.”

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Yaga 220x290

Omusajja ayagala kunzigyako mwana...

NZE Uwineza Adiah nnina emyaka 26 nga mbeera Lubaga. Okuva lwe nafuna olubuto, baze yagaana okuddamu okundabirira...

Ssenga1 220x290

Nina bulwadde ki?

NINA emyaka 25 naye seegattangako na mukazi yenna kuba buli lwe ngezaako okwegatta nkoma ku mulyango ne njiwa....

Leka 220x290

Owapoliisi yesse lwa bwavu

OMUSERIKALE wa poliisi eyawummula, Robert Mugume asangiddwa nga yeetuze.

Kadi2 220x290

Kadaga awabudde ku bbula ly'emirimu...

SIPIIKA Rebecca Kadaga ategeezezza nti ebbula ly’emirimu mu bavubuka ky’ekimu ku bisinze bikwatagana butereevu...

Dhyljrxcaaw1zm 220x290

Museveni asisinkanye minisita wa...

MINISITA wa German ow’ensonga z’ebweru asisinkanye Pulezidenti Museveni n’asaba amawanga g’ebweru okuyamba Uganda...