TOP

Amaanyi g'ono ag'okuyimba gy'agaggya wazibu!!..

By Musasi wa Bukedde

Added 12th August 2017

OMUDIGIZE eyagenze mu bbaala nga yeesaze mmini yasabbalazza abasajja okwabadde n’abayimbi abato.

Yimba 703x422

Baloodi bano abaakayingira ekisaawe ky’okuyimba baabadde mu bbaala emu mu kabuga k’e Lukaya mu Kalungu nga bakuba abadigize emiziki.

Mwanamuwala kirabika naye yategedde nti akoze akamusu ke kuba yaludde ku siteegi ng’azina n’abayimbi bano okwabadde ne Brevion bakira ayimba nga bw’amukutte ku kabina.

Waliwo abaabadde babuuza oba Brevion tasobola kuyimba nga takutte ku kabina ka muwala kuba yatuuse kuva ku siteegi nga takaggyeko mukono.

Abamu baavuddewo emikono gibazze ensawo nga kirabika akyusizza embeera zaabwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssenga1 220x290

Nina bulwadde ki?

NINA emyaka 25 naye seegattangako na mukazi yenna kuba buli lwe ngezaako okwegatta nkoma ku mulyango ne njiwa....

Leka 220x290

Owapoliisi yesse lwa bwavu

OMUSERIKALE wa poliisi eyawummula, Robert Mugume asangiddwa nga yeetuze.

Kadi2 220x290

Kadaga awabudde ku bbula ly'emirimu...

SIPIIKA Rebecca Kadaga ategeezezza nti ebbula ly’emirimu mu bavubuka ky’ekimu ku bisinze bikwatagana butereevu...

Dhyljrxcaaw1zm 220x290

Museveni asisinkanye minisita wa...

MINISITA wa German ow’ensonga z’ebweru asisinkanye Pulezidenti Museveni n’asaba amawanga g’ebweru okuyamba Uganda...

Speaker703422 220x290

Kadaga ayambalidde Gavt' ku kwonoona...

SIPIIKA Rebecca Kadaga ayambalidde minisitule y’obutonde bw’ensi n’alumiriza nti tekoze kimala kussaawo kaweefube...