TOP

Kayihura akakasiddwa okuddamu okukulira Poliisi emyaka 3

By Musasi wa Bukedde

Added 11th May 2017

OMUDUUMIZI wa poliisi Gen. Edward Kale Kayihura yavudde mu kakiiko ka Palamenti akakasa abalondebwa Pulezidenti nga yenna abugaanyi essanyu oluvannyuma lw’ababaka okumuwa ekisanja ekirala kya myaka esatu.

Kale 703x422

Gen. Kale Kayihura

Gen. Kayihura 61 eyaakaduumira poliisi kati emyaka 12 okuva mu 2015, bwe yadda mu biggere bya Gen. Edward Katumba Wamala, Pulezidenti Museveni yazzeemu okumulonda n’omumyuka we Okoth Ochola wiiki ewedde.

Ababaka abaakakiiko akakasasa abalondeddwa Pulezidenti akakulirwa sipiika Rebecca Kadaga kaamususudde lumu n’akulira amakomera Johnson Byabasaija.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Kaaba1 220x290

Zari atulise n'akaaba bw'akubye...

Zari atulise n'akaaba bw'akubye ku mulambo gwa Ssemwanga eriiso: Abaana bamuwooyawooyezza

Lwana1 220x290

Balwanidde emmere ku mukolo gw'okuziika...

Balwanidde emmere ku mukolo gw'okuziika Ivana Ssemwanga e Kayunga

Koz1 220x290

Kintu Nnyago awadde ab'e Kyaddondo...

Kintu Nnyago awadde ab'e Kyaddondo East amagezi

Ba7 220x290

Ebyokwerinda binywezeddwa mu kuziika...

Ebyokwerinda binywezeddwa mu kuziika Ivan Ssemwanga: Aba 'Rich Gang' batudde mu tenti yaabwe bokka

Zari1 220x290

Zari n'abaana batuukidde mu byokwerinda...

Zari n'abaana batuukidde mu byokwerinda ebyamaanyi: Beebulunguddwa bakanyama