TOP

Baze asusse ensonyi mu kisenge

By Musasi wa Bukedde

Added 16th March 2017

Ssenga, maze ne baze emyaka esatu mu bufumbo era tulina n’abaana basatu naye alina ensonyi ezisusse. Baze tasobola kunsaba kaboozi era akozesa bikolwa ate bwe sibitegeera olwo ate ng’anyiiga. Nkole ntya kubanga omusajja wange mpulira mmwagala okukamala naye bino mbikooye?

Blackcoupleinbed14 703x422

Mwana wange okwegatta kikolwa kya nsonyi, sigaanye ssinga mumala akaseera nga muli mu mukwano ne munno ensonyi zikendeera.

Naye era waliyo abantu ng’ensonyi tezigenda ne bw’aba akuze. Mwana wange munno nsuubira alina ebikolwa kati by’akola n’omanya nti ayagala kwegatta.

Tomulumya naddala nga naawe oyagala okwegatta. Oba toyagala ng’oli mukoowu era nakyo tekigaana kukimugamba.

Okwegatta kikolwa kizibu okwogerera era kikolwa kya nsonyi naye munno muyambe. Genderera embeera ya munno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kaaba1 220x290

Zari atulise n'akaaba bw'akubye...

Zari atulise n'akaaba bw'akubye ku mulambo gwa Ssemwanga eriiso: Abaana bamuwooyawooyezza

Lwana1 220x290

Balwanidde emmere ku mukolo gw'okuziika...

Balwanidde emmere ku mukolo gw'okuziika Ivana Ssemwanga e Kayunga

Koz1 220x290

Kintu Nnyago awadde ab'e Kyaddondo...

Kintu Nnyago awadde ab'e Kyaddondo East amagezi

Ba7 220x290

Ebyokwerinda binywezeddwa mu kuziika...

Ebyokwerinda binywezeddwa mu kuziika Ivan Ssemwanga: Aba 'Rich Gang' batudde mu tenti yaabwe bokka

Zari1 220x290

Zari n'abaana batuukidde mu byokwerinda...

Zari n'abaana batuukidde mu byokwerinda ebyamaanyi: Beebulunguddwa bakanyama