TOP

Baze obusajja bulema?

By Musasi wa Bukedde

Added 17th March 2017

Nnaakamala mu bufumbo wiiki bbiri naye nasanga bba wange ndawule. Naye twali tweromansinga ne mukwata ku busajja naye nga bulema. Omusajja ono yaba ki?

Ssenga1 703x422

Talina kyeyaba mwana wange. Abasajja batono ddala abamanyidde embeera eno.

Anti era abakyala batono abalina obuvumu okukwata ku busajja oba okunoonya omusajja mu busajja. Kale ndowooza nti yatya kubanga kyali kipya gyali naye sirowooza nti alina obuzibu bwonna.

N’ekirala oba kino kyabeerawo tokyogerako era bwe muddamu okwegatta tokwata ku busajja bwe.

N’ekirala waliyo abasajja nga kye bamanyi be balina okutambuza omukolo bokka.

Kale bw’afuna alina ky’amanyi ku mukolo amaanyi gayinza okumuggwaamu naddala bw’alowooza nti ono alabika amusinga okumanya ebintu. Ono mugende mpola.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kola 220x290

Kiplimo eyawangulidde Uganda zaabu...

MUSAAYIMUTO Jacob Kiplimo yawangulidde Uganda omudaali gwa zaabu ku Ssande mu misinde gy'ensi yonna egya 'IAAF...

Budu 220x290

Busiro eyigga ttiimu ewangula ekikopo...

ESSAZA lya Busiro litegese empaka z’amagombolola okusunsulamu ttiimu eneevuganya mu mipiira gy’Amasaza.

Nkalu 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUSATU TOSAANA KUMUSUBWA...

Tukulaze engeri Museveni gy’akunyizza Kayihura ku bya Kaweesi. Waliwo n’enkalu ku kunoonyereza ku banene mu poliisi...

Mazzi1 220x290

Omukozi atuuse okwezza omwami wo...

Ky‛olina okumanya, abaana abo be muleeta ng‛abakozi abamu babeera n‛ebigendererwa eby‛okufumbirwa naye ng‛abasajja...

Liz1 220x290

Abanoonya; Njagala musajja Muzungu...

Obutabeera na musajja kye kisinze okumalako emirembe