TOP

Ono omuwala mukuuzi oba ananjagala?

By Musasi wa Bukedde

Added 20th April 2017

OMUWALA nakamukwana ennaku bbiri emabaga naye yansabiddewo ssente nti asibe enviiri za 100,000/- ate nga nfuna omusaala gwa mitwalo 25. Kati bw’anaafuuka mukyala wange tunaalya nviiri?

Ssenga1 703x422

OMUWALA nakamukwana ennaku bbiri emabaga naye yansabiddewo ssente nti asibe enviiri za 100,000/- ate nga nfuna omusaala gwa mitwalo 25. Kati bw’anaafuuka mukyala wange tunaalya nviiri?

NAAWE weebuuze? Ono sirowooza nti akwagala wabula ayagala ssente zo oba si kyo nga si wa kiraasi yo.

Ennaku zino abakyala oba abawala abalina emize gy’okwagala ssente bangi era tebaagala mukwano wadde obufumbo. Ate tebakwagala ggwe ng’omuntu wabula baagala ssente zo.

Abamu kw’abo abasaba ssente tebamanyi kuzikola era tebabeera na nsonyi kuzisaba kyokka nga naye tazirina.

Naye abasajja bangi kubanga baagala okulaga abakyala nti basajja, basooka kugaba ssente ate oluusi ne basigala nga tebalina. Kino si kirungi, bw’oba tolina ssente, toswala kumugamba nti tolina.

N’ekirala bw’akuleka kubanga tomuwadde ssente kitwale nti omuwonye kubanga aba mukuuzi era mwesonyiwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mukiibi1 220x290

Polofesa Lawrence Mukiibi afudde...

Polofesa Lawrence Mukiibi abadde akulira amasomero ga St. Lawrence schools afudde

Annet10 220x290

Okusabira omwoyo gw'omugenzi Kaweesi...

Okusabira omwoyo gw'omugenzi Kaweesi e Namugongo

Whatsappimage20170528at35703pm 220x290

Okuzza omulambo gwa Ivan Ssemwanga...

Gibadde miranga na kwazirana ng'omulambo gwa Ivan Ssemwanga gutuusibwa ku kisaawe Entebbe.

Nekesa2 220x290

Uganda nnene kwenkana wa omwabulira...

Nsisimuka ekiro ne ndowooza omwana wange Annet okufa nga embwa n’abulako n’awondera!

Njaga1 220x290

Omutunzi w'enjaga akwatiddwa ng'agitundira...

Ono abadde y’ettika enjaga ye okuva ku kyalo Wampala gyasula nagiretera ku bodaboda ne nnyama ye olwo nagitundira...