TOP

Ono ye kampala

Balumbye Beti Kamya ku tteeka lya Loodi Meeya...

EBBAGO lya Gavumenti erireeteddwa okukyusa mu tteeka lya Kampala litabudde Loodi Meeya Erias Lukwago n’abakulembeze abalonde mu kibuga ne balabula nti...

Musisi agobye abakozi ba KCCA 58 ku mirimu...

JENNIFER Musisi agobye abakozi 58, n’akyusa abamu ate n’alabula abalagajjalidde emirimu.

Bamukutte abba ebitaala bya KCCA

BAMBEGA ba KCCA abassibwa ku nguudo z’omu Kampala bakutte abavubuka ababadde babba ebitaala by’oku nguudo ebikozesa amaanyi g’enjuba.

Kayihura akakasiddwa okuddamu okukulira Poliisi...

OMUDUUMIZI wa poliisi Gen. Edward Kale Kayihura yavudde mu kakiiko ka Palamenti akakasa abalondebwa Pulezidenti nga yenna abugaanyi essanyu oluvannyuma...

Bakomezzaayo ebbago eriggyawo okulonda kwa...

GAVUMENTI ezzeemu okwanjula mu Palamenti etteeka lya KCCA eddongooseemu nga liggyako Bannakampala omukisa okwerondera Loodi Meeya.

Atomedde owatulafiki n’amumenya okugulu

AKULIIRA poliisi y’ebidduka e Najjeera, bodaboda emutomedde n’emumenya okugula bw’abadde asala oluguudo okumpi ne poliisi y’e Katwe.

Poliisi ezudde emmotoka ababbi gye babadde...

AKULIRA poliisi ya Kira Road, Ronald Kasigire akoze ekikwekweto e Kololo n’agwa ku mmotoka Premio ababbi gye babadde babbisisa.

KCCA egobye ababuulira enjiri ku nguudo mu...

KCCA erabudde ababuulira enjiri ku nguudo nti boolekedde okukwatibwa bavunaanibwe singa tebakomye muze guno gwe balumiriza nti gumenya amateeka.

‘Tulokose tetukyaddamu kubba’

POLIISI y’e Kinnawattaka - Mbuya mu munisipaali y’e Nakawa ekoze ekikwekweto n’eyoola abavubuka abasukka mu 30 abagambibwa okubeera mu kibinja abeeyita...

Ppaaka ya USAFI ekaabya!

Baddereeva beewuunya engeri abakulu mu Gavumenti naddala KCCA gye balagajalidde zzaabu n’ekirowoozo ekirungi Dayirekita wa KCCA Jennifer Musisi Ssemakula...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM