TOP

Agawano

Bakunyizza RDC Kyeyune ku by’ettaka ly'e...

RDC wa Wakiso, Ian Kyeyune asanze akaseera akazibu omulamuzi w’akakiiko akassibwawo okunoonyereza ku mivuyo gy’ensonga z’ettaka bwe yabadde amukunya.

Omukazi gwe basse akwasizza bba

BULI eyabadde akuba eriiso lye ku mulambo gwe ng’ayogera kimu, Jamira bakusse bubi.

Nadduli akuutidde Abasiraamu okuzaala

MINISITA wa guno na guli, Haji Abdul Nadduli asabye Abasiraamu bakomye okulowooleza mu kubuulira abaana b’Abakristaayo enjiri wabula balinnyise omuwendo...

Aleppuka na gwa kusobya ku mwana

OMUSAJJA ow’emyaka 45 akwatiddwa poliisi e Kabowa ng’agambibwa okusobya ku mwana ow’emyaka mwenda.

Uganda esooka kwegezaamu ne Malawi nga beetegekera...

OMUTENDESI wa She Cranes ttiimu y’eggwanga Vincent Kiwanuka mumativu n’enteekateeka za ttiimu eno nga yeetegekera okuzannya mu mpaka za African Netball...

Ssentebe w'ekyalo e Lwengo bamumaamuddeko...

ABADDE ssentebe w’ekyalo Nagangabo mu ggombolola y’e Kyazanga mu disitulikiti ey’e Lwengo, Abuduh Bakunda amaamuddwa ku ntebe lwa kukozesa bubi sitampu...

Owa DP yeegasse ku Kantinti

OLUVANNYUMA lw’abadde kandideeti wa DP, Lillian Kamoome, okulangirira nga bw’asazeewo okwegatta ku Kantinti, abawagizi ba DP abalala nabo batandise okunoonya...

Bobi Wine akululu akayigga nju ku nju

Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) ayongedde amaanyi mu kutambula nju ku nju ng’asaba abalonzi obuwagizi ku kifo kya Kyaddondo East.

Omumyuka wa Meeya w'e Nansana bamutemye ebiso:...

ABAZIGU abatannategeerekeka bayingiridde omumyuka wa meeya wa Nansana divizoni ne bamutema ebiso nga kati apooca na biwundu. BYA JOB NANTAKIIKA

Abadde mukwano gwa Mukiibi akuutidde abaana...

'Temugoba mukyala yenna anajja gye muli ng’aliko omwana gw’aleese mu kika oba owoolubuto'

Katuuni

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM