TOP

Ag’eggwanga

Baminisita ba Museveni batabuse!

Ekyasinze okuggya Namuganza mu mbeera, ye Betty Amongi okwesitula ne Nantaba ne bagenda ku mukolo gw’abakyala be Namutumba ku nkomerero y’omwezi oguwedde...

Bajeti ya 2017/18 ewadde amaka ga Pulezidenti...

BAJETI empya ey’amaka g’Obwapulezidenti bw’enaaba eyisiddwa Palamenti nga tekyusiddwa, Gavumenti ejja kusaasaanya obukadde 551 buli lunaku okuyimirizaawo...

Ssente z’abavubuka n’abakadde zisaliddwaako...

Minisita Mukwaya yategeezezza nti kyennyamiza okuba nti bajeti ya Minisitule ye ntono ate eyongedde okusalibwa n’alaga okutya nti pulojekiti nnyingi ezigenda...

Looya wa Daniella atangaazizza ku bya mututte...

Moses Okurut looya wa Daniella yatangaazizza ku kyabatutte mu kkooti n’agamba nti Daniella yasabye kkooti ebaweemu ebbanga nga tebabeera bombi (separation)...

Okuwandiisa nnamba z'essimu kwongezeddwaayo...

Nsalessale eyassibwawo ekitongole kya UCC okusalako amasimu agatali mawandiise, abadde aggwaako enkya ku Lwokuna ayongezeddwaayo omwezi mulamba okutuukira...

Okufuna densite n'okuwandiisa nnamba z'essimu...

OMULAMUZI Joy Kabagye ali mu musango gw'okuggyako amasimu awadde akakiiko k'ebyempuliziganya n'abaakatutte mu kkooti eddakiika 30 bakkaanye ku ky'okuyimiriza...

Daniella ayagala kkooti ebagattulule ne Chameleon:...

DANIELLA Atim muk’omuyimbi Jose Chameleone (amannya ge amatuufu) Joseph Mayanja agenze mu kkooti ebagattulule ne bba.

Bba amukutte asinda omukwano ne mukwano gwe...

OMUSAJJA akutte mukyala we ng’asinda omukwano n’omuvubuka gwe yamwanjulira nga mukwano gwe ng’awaka bamutwala nga wa mu nju.

Omukazi alumirizza omugagga Lwasa okwezza...

Omukazi alumirizza omugagga w'e Masaka; Richard Lwasa okutwala ettaka lye mu lukujjukujju n'atuuka n'okulagira abakozi be okukoonawo ennyumba mw'asula...

Nkyakwata abalya enguzi - Museveni

Pulezidenti Museveni alabudde nti akyakwata ababbi mu gavumenti ye naddala abo abalya enguzi n’okulemesa bayinvesita.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM