TOP

Buganda

Kkooti ekkiriza Kabaka okujulira mu musango...

Kkooti ekkiriza Kabaka okujulira mu musango gwa Mabiriizi

Ab'e Kalangala basabye Katikkiro ku nsonga...

ABATUUZE mu ggombolola y’e Kalagala bakiise e Mmengo ne basaba Katikkiro okuyingira mu nsonga z’ettaka mu kitundu kino.

Nadduli awagidde ekiragiro kya Kabaka ku...

MINISITA Hajji Abdu Nadduli ategeezezza nti mwetegefu okukwatagana ne Mmengo okussa mu nkola ekiragiro kya Kabaka eky’okusomesa abantu ba Buganda ensonga...

Abalangira ba Chwa bazizzaayo Mmengo mu kkooti...

FAMIRE ya Ssekabaka Daudi Chwa II basimbidde Buganda Land Board ekkuuli ku ssente obuwumbi 300 ze bagenda okusasulwa mu ttaka ly'e Masajja.

Ebijaguzo by'amatikkira ga Kabaka aga 24...

KATIKKIRO Charles Peter Mayiga akubiriza abantu ba Buganda okwongera amaanyi mu bulimi bw’emmwanyi, amatooke, Mawogo ne Lumonde kubanga akatale kaabyo...

Kabaka asiibuludde Abasiraamu

KABAKA asiibuludde Abasiraamu ku kijjulo makeke. Abakunze okubeera obumu, okwenyigira mu mirimu gy’Obwakabaka n’okumalako obulungi ekisiibo nga tebamenye...

Akulira okulwanyisa akawuka ka mukenenya...

Akulira okulwanyisa akawuka ka mukenenya mu UN akyaddeko mu office ya Katikkiro

Ssemwanga aweerezza Buganda n'omutima gumu:...

Charles Bwenvu, minisita wa Kabaka omubeezi ow’ensonga za Buganda ebweru, yategeezezza nti Ssemwanga yawaako Obwakabaka bbasale 800 eri abayizi abaagala...

Abantu batandise okujjumbira ekyapa mu ngalo...

Abantu batandise okujjumbira ekyapa mu ngalo

Jjajja wa Kabaka aziikiddwa

EYASIKIRA Kisosonkole, jjajja wa Kabaka aziikiddwa oluvannyuma lw’okumala ebbanga ng’atawaanyizibwa endwadde omuli Sukaali, Puleesa n’omutima ebyamusse....

Katuuni

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM