TOP
  • Home
  • Bukedde ku ssande

Bukedde Ku Ssande

video test

video test

‘Siri mubbi, laavu y’embonyaabonya’

OMUSAJJA atannategeerekeka agulidde omukazi omwenge n’atamiira n’amutwala mu ofiisi emu gye yamenye n’abbamu ebyamu byonna n’oluvannyuma n’amuleka omwo...

Abantu 15 babuziddwawo mu famire emu

Abantu 15 babuziddwawo mu famire emu

Muto wange andagira nnoonye muwala we gwe...

Muto wange andagira nnoonye muwala we gwe yaleka e Bombo

Ejjambiya gye baakozesa okutta taata emyaka...

Ejjambiya eyasanjaga kitaffe emyaka 32 egiyise buli lwe nzibiriza ngiraba ng’eyabaddewo eggulo. Bwatyo ssentebe w’ekyalo Jinja Kalooli Andrew Kasattiro...

Eyavudde ku kyeyo n’omudidi gw’ensimbi abuziddwaawo...

OMUVUBUKA abadde yaakava ku kyeyo e South Afrika ng’azze n’ensimbi abuziddwaawo ng’abooluganda lwe bali mu kusattira olw’okumunoonyeza kati wiiki nnamba...

Kitaffe Musa Body omusingi gwe yasima kwe...

KYE nkakasa kiri nti kitaffe kye yalwanirira abaana be babe nga bakuze yakituukiriza, kuba ffenna okusinga yali ayagala tuyige emirimu gy’omu mutwe era...

Abaana b'omugenze Paul Kafeero beetemyemu...

FAMIRE y’omugenzi Paul Kafeero, eyali omuyimbi wa Kadongokamu, efunye obutakaanya ne beekutulamu ebiwayi bibiri ng’olumu lulumiriza olulala nga bwe lwagala...

‘Maama yandera mu buto, ne mu bukulu ampa...

"MUWALA wange guma ensi bw’etyo wabula teweerabiranga kwebaza Katonda buli ku makya. Manya nti y’asalawo ate y’awa. Bw’ofuna ky’olya guma yongera omutendereze...

Omusajja olumaze okumwanjula n’atundira mukazi...

OMUSAJJA abadde yaakanjulwa, atabudde abooluganda bw’asuulidde mukyala we ebintu wabweru n’amugamba nti amaka yagatunda dda.

Katuuni

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1