TOP

Ebyobusubuzi

Akulira eby'amawulire mu IAAF asiimye enteekateeka...

Akulira eby'amawulire mu IAAF asiimye enteekateeka y'okukwatamu emisinde gya IAAF omwaka ogujja

Abatunda n'okusuubula amatooke bafuna kiralu!...

ABALIMI n’abasuubuzi b’amatooke mu bitundu ebitali bimu basanyufu olw’emiwendo egiri waggulu ku katale.

Abasuubuzi b'ennyaanya mu Kampala bakyevuma...

ABASUUBUZI b’ennyaanya mu butale obutali bumu mu Kampala beeraliikirivu olw’ekidibo kyazo ekigenda mu maaso mu kiseera kino mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo....

Leero mu Okikola otya: Rose Atwine okukola...

Rose Twine 40, ye nannyini kkapuni ekola ssigiri ezikozesa amaanyi g’enjuba eya Eco Stove e Wakaliga mu Kampala era ng’alina amatabi mu bitundu eby’enjawulo....

Leero mu okikola otya: Joy Nume eyali omupoliisi...

Joy Nume 55, yaliko mu Poliisi naye kati ye Maneja wa Joy catering Services abafumba emmere ku mikolo.

Obadde okimanyi nti ebanjibwa obuwumbi 11,319?...

OMWOGEZI wa Minisitule y’Ebyensimbi, Mugunga era yakakasizza nga Minisitule bw’eyise ababanja Gavumenti ya Uganda okwewandiisa, gavumenti esobole okumanya...

Leero mu okikola otya: Musiitwa okukwata...

Alex Edward Musiitwa 27, mukubi wa bifaananyi n’okukwata entambi ku mikolo. Mutuuze w’e Nalumunye - Katale. Azaalibwa omwami David Musisi n’omukyala Esther...

Johnson Basangwa: okikola otya?

Jonson Basangwa, yinginiya eyaliko maneja wa kkampuni namba n’abivaamu okugenda okulunda kati ye nnannyini JEKA Poultry Farm e Kamuli.

Obadde okimanyi?

NTI abo bonna abaakosebwa enguudo ezikolebwa n’okugaziyizibwa baweebwa ennaku 30 zokka mu mateeka okuba nga bamaze okusenguka oluvanyuma lw’okuliyirirwa?...

Rose: okikola otya?

Rose Mwambi Singizi 52, mutuuze w’e Sseeta - Mukono azaalibwa omugenzi Francisco Kakwene ne Phina Kamasaza ab’e Ibanda. Ye nnannyini ssomero lya Little...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM