GUWEZE omwaka bukya keediimo akaaliwo oluvannyuma lwa Gavumenti okugaana Katikkiro okusala Ssezzibwa okugenda e Bugerere.