Lya enva endiirwa okutangira enkakaObulwadde bw’enkaka osobola okubwewala singa oba ogenderedde ebintu by’olya n’okwejjanjaba obulungi endwadde. Kamelo awadde Lucrecia akakwakkulizokAMELO awadde Lucrecia akakwakkulizo nti bw’aba ayagala obujulizi nti muninkini we Huliyani teyatta Gabino era bamute alina okusooka okukkiriza okumufumbirwa. Okunyumya n’omulalu kitegeeza ki?Peter e Munyonyo yaloose ng’alaba envubu ssatu ezifiiridde ku lubalama lwe nnyanja. Kitegeeza ennyombo n’obutakkaanya ebigenda okubaawo wakati wo ne mikwano gyo nga bisibuka mu kuzunza ng’ambo.Yeewuunya Gavt. okusirika nga Ezra agisiikuulira fitinaBwe kiba nga nnagagga Ezra bwe yamaze okwanjala omusimbi gwe mu bannamawulire yeemuludde n’abulawo era nga kati poliisi emunoonyeza mu kiwato nga mazina temulabako, ekyo kikulaga ekizibu kye tulimu. Avumiridde aba UPC okuguumaazanga bannabyafuzi mu mikagoKirabika waliwo ebibiina ebyegatta mu mukago gwa IPC ng’ekigendererwa kyabyo kya kuguumaaza buguumaaza! |