Lwaki mmalamu mangu akagoba?Lwaki amaanyi gange ag’ekisajja matono? Ekirala mmalamu mangu akagoba ate nga sisamba 90 kuba ng’enda akalundi kamu. Ssenga nnyamba ompe ku ddagala. eyankwata agaanyi okulabirira omwana Omugagga yankaka omukwano n’anfunyisa olubuto kyokka okuva olwo tampanga ku buyambi bwa mwana. Tunoonya basajjaNjagala omwami alina akawuka ka siriimu nga wa myaka 40 - 50, alina amaka n’omulimu ogumubeezaao, abeera kumpi ne Kampala, Musiraamu. Nze nkola era ndi wa myaka 40, Ali siriyaasi kuba 0782532837.Mukole dduyiro okwewala omugejjoMULI mutya baana bange. Mwebale emirimu n’okutambuza eddimu ly’obufumbo. Wabula mwe bawala bange omugejjo be guzimbyeko akayumba mwe mundeese n’obulimiro enkya ya leero okubatunuza mu buzibu bwe mwolekedde singa mukkiriza okugenda n’embeera eno mu maaso.
Ebilala:
nnumwa omugongoSsenga ekizibu kyange kinene mbadde nkusaba onnyambe. Nakolanga emirimu nga gyamaanyi era obudde bwange obusinga nabumalanga mu mirimu.Bamuwambye ne bamukaka akabooziOmuvubuka kaggwensonyi akwatiddwa poliisi n’aggalirwa oluvannyuma lw’okumuzuula ng’alina omuwala gwe yawamba. Natascha Kampusch, 22, alojja ennaku gy’ayiseemu okuva Wolfgang Priklopil lwe yamuwamba. Baloopye kitaabwe abakaka okufumbirwaABAWALA babiri batutte kitaabwe mu FIDA e Kamwokya nga bagamba nti tayagala kubaweerera nga kwagasse n’okubatulugunya.Shamim Nabukenya 18, ne Sauda Nalubega 21, be bawawaabidde Sulaiman Lubega ow’e Kawempe - Mbogo mu Fida.
Ebilala:
|