breaking news
Tambulan’o
Okuwuga kunnyambye okukola ffiga ey’akabi
  • Oct 08, 2011
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
clip


ZAMZAM Risk Namutebi 22, mutuuze w’e Nakulabye era ye nnannyini Zam Zam Beauty Salon e Nansana.
Y’omu ku bawala aboogeza abasajja obwama e Nakulabye n’e Nansana gy’akolera ku luguudo lw’e Hoima.

EDWARD KALUMBA yamutuukiridde n’amubuulira by’akola okusobola okwekuumira ku mutindo n’akuba buli amutunulako:

OMULIMU omunene gwe nnina gwe gw’okulwanyisa omugejjo,  nsigaze ffiga esanyusa daalingi wange mwaka ku mwaka.
Okutuukiriza kino, nkola dduyiro ez’enjawulo mu kisenge kyange buli kiro nga sinneebaka ne ku makya ennyo nga nnaakazuukuka.


Mu dduyiro ez’ekika kino mulimu ez’emikono, ez’amagulu n’omubiri gwonna okutwalira awamu. Kuno kwe ngatta okuwuga waakiri omulundi gumu buli wiiki.Mpugira mu Kavumba Recreation Centre e Wakiso.

  • Oct 08, 2011
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola