breaking news
Ebyobulimi
Gavumenti Ekkirizza Okuyamba Kubayindi
  • Oct 29, 2011
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |

Kyaddaaki gavumenti ekkirizza okuyamba kubayindi abaddukanya Ennimiro za Sango Bay ewalimirwa ssukaali wamu n’okubayambako okuzzaawo ekyuma ekikola ssukaali.
           
Minisita avunaanyizibwa kubyobusuubuzi Dr. James Wabulo Mutende alambudde ennnimiro eno esangibwa muggombolola y’e Kakuuto e Rakai n’anyonnyola nga gavumenti bwefiirwa omudidi gwa ssente mukuyingiza ssukaali akoleddwa ebweru ekintu ekiteetaagisa nate kweyongera kugenda mumaaso.
           
 Kinajjukirwa nti omubaka w’ekitundu kino mulukiiko lw’eggwanga olukulu Mathias Kasamba yasaba dda gavumenti okuyambako kubayindi bano abakulirwa Omukulu Partel okuzzaawo ekyuma kya ssukaali kino ekyakubwa mulutalo olwagoba Iddi Amin mubuyinza.

 

  • Oct 29, 2011
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola