breaking news
Kasalabecca
Natasha akooye abamukwana
  • Dec 16, 2011
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
clip
Natasha

Kampala

MWANA muwala Natasha Sinayobye eyawangudde engule y’omuyimbi asinze okukwata vidiyo ennungi mu mpaka za Diva awards ezaabadde ku Theater La Bonita, atabukidde abavubuka ababadde bamusonseka obugambo n’abalagira bamwesonyiwe kuba ye mufumbo.

Kino kyaddiridde  Natasha okugenda ku siteegi okunona engule ye nga yeesaze obuwero ekyawalirizza abavubuka abamu okutandika okumusonseka obupapula okuli ennamba z’amasimu wabula n’abaswaza bwe yalangiridde ng’abasajja bwe basaanye okumwesonyiwa kuba alina omuntu we.

  • Dec 16, 2011
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola