breaking news
Agawanonawali
Bamukubye akatayimbwa
  • Dec 16, 2011
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
clip
Bukenya

Kampala

 

ABABBI baakubye omuvuzi wa bodaboda akatayimbwa wabula pikipiki abantu  n’ebagibasuuza.

Moses Bukenya akolera ku siteegi e Bwaise yategeezezza nti yapangisiddwa abasaabaze okuva ku siteegi nga baagala abatwale e Masajja nti kyokka bwe baatuuse mu kkubo babadde ng’abaggyayo ssente ne bamukuba akatayimbwa.

Yabalwanyisizza nga bw'akuba enduulu abantu ne bamuyamba nga baamusanze avaamu omusaayi mungi. Yatuusiddwa e Mulago ng’ataawa mu kiro ekyakeesezza Olwokusatu.

 

  • Dec 16, 2011
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola