breaking news
Ssenga
Maama yatusanga tubinuka ne kabiite wange katono nzirike
  • Dec 20, 2011
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
clip
Omusajja ng’asitudde omuwala ekimu ku bintu ebigumizza omukwano n’omulaga nti omufaako naddala nga muli ‘awutu’.

Kampala

NZE Claire Nalubwama mbeera Mukono. Ntunda mu dduuka era nafuna omwagalwa wange eyasooka nga nkyasoma mu S.5. Bwe twalinga tudda awaka nga ggaayi ono amperekerako nankomya okumpi n’ewaffe naye ng’olumu nze muwerekera ne ndyoka nzira ewaffe.

Wabula olumu twatuukanga kiro naddala nga batutadde obudde buyise. Olunaku lwe sisobola kwerabira lwali Lwakuna mu 2009. Ggaayi ono yampita okumukyalirako ewaabwe ne tulagaana okusisinkana ku ssaawa nga 5 ez’oku makya nga bakadde bagenze ku mirimu. 

Awaka baakozesanga mulyango gwa manju era nange mwe yampisa okutuuka mu ddiiro. Nasangawo mutowe ow’emyaka 5 era twalwawo nga tunyumya ng’eno bwamudeddereza yeebake. 

Olwasumagiramu ne tumutwala mu kitanda kye olwo ne tudda mu ddiiro ne twegyaga. Kaali kaseera kazibu nnyo kubanga gwe gwali omulundi gwaffe ogusooka buli omu okulaba ku mubiri gwa munne n’okukola ebintu bino. Twenywegera nga bwe tweyambula mpolampola era yali anneesigamizza ku kisenge tugenda okutandika okulya ebintu, maama we n’akomawo. Nzenna natuuyana nga njagala ettaka limmire. Nayambala ekiteeteeyi kyange ne mpita ku mukadde ne nziruka ekikumi.

  • Dec 20, 2011
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola