breaking news
Tambulan’o
Bamulemesezza omukazi lwa bwavu
  • Sep 29, 2011
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
Francis agamba nti bamaze ne Janat Volts ebbanga ddene nga baagalana era babadde bateekateeka kwekuba mbaga kyokka yagenze okuwulira nti bazadde be baamufunidde omusajja omulala gwe bagamba nti yajja okusobola okumulabirira nabo
okubalabirira.
  
Janat bwe yategedde bazadde be kye bamutegekera kwe kukubira Francis n’amutegeeza enteekateeka yonna bw’eyimiridde era nga bazadde be bwe
beerayirira obutamukkiriza kufumbirwa mpaleenyweramuguwa.
 
Kati anoonya ngeri gy’ayinza kubbayo Janat badduke ng’agamba waakiri amale okumuzaalirayo omwana kw’anajjukirira omukwano gwabwe alyoke amuleke.

  • Sep 29, 2011
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola