Abanoonya
Advertise
Tweyungeko
By'ogamba
Etterekero
Book Advet
contact us
Rss
Archive
Omuko Ogusooka
Amawulire
Ag’eggwanga
Agawanonawali
Buganda
Bugwanjuba
Busoga
Ebbaluwa
Ebirowoozo
Eby’abaana
Masaka
Mityana/mubende
Mukono/ Kayunga
Okujaguza emyaka 50
Ebyemizannyo
Abawandiisi bo
Ag’omu byalo
Akadirisa
Bapulofeesono ba Uganda
Ffirimbi
Ssenga
Abanoonya
Agafa mu FIDA
Akasaale k'omukwano
Buuza Ssenga
Ebbaluwa ya Ssenga
Ebirooto
Ebituuse
Ekitontome
Emboozi Z'omu Kisenge
Okubuulirira Abalenzi
Kasalabecca
Emboozi
Agafa Ku Bidduka
Akatabo Ak’ Enjawulo
Asiika Obulamu
Bukedde Ku Ssande
Ddwaddwaddwa
Ebyafaayo
Ekisiibo/Ebyobusiraamu
Jjajja w'Abaana
Kalondoozi
Katayira
Mzee Zedde
Nnaamwatulira
Omuwummuze
Tunuulira
Ono ye kampala
Central
Kawempe
Lubaga
Makindye
Nakawa
Bukedde Ku Ssande
Obubaga Bwaffe
Akeezimbira
Bukedde Bannyanike
Eby’eddiini
Ekisaakaate Ky’abaana
Emikolo Gyaffe
Ensi egudde eddalu
Famire
Kanyumiza
Kawoomera
Zirabamuzaale
Agakagwawo
Ejjoogo: Kitende S.S emezze Zana mu fayinolo ya Copa Cocacol...
2 hours ago
Kamuswaga ajaguza emyaka 9 ng’alamula
3 hours ago
Kamuswaga ajaguza emyaka 9 ng’alamula
3 hours ago
Basabye Minisita agobe Loodi Meeya
3 hours ago
Gavumenti yeeyamye okukolagana ne Katikkiro Mayiga
3 hours ago
'Mukyala wange emiggo gy’ankuba gingobye awaka'
3 hours ago
Nnamukadde aleppuka na gwa kutigaatiga bwana buto
3 hours ago
Omusuubuzi afeze owa ‘Mobile Money’
1 day ago
Lukululana egudde n'esannyalaza entambula ku Jinja Road
4 hours ago
Abantu ne bannabyabufuzi beetemyemu ku kya Pulezidenti okwed...
4 hours ago
Loading
Emisono
Eby’oku matu ebinene binyumira ku mikolo
Jul 15, 2011
Tweet
Share
Becky Mukwaya omukugu mu by’emisono era nga musuubuzi wa bya kumatu mu Kampala agamba nti eby’oku matu olina okubyambala ng’osinziira ku mukolo gw’ogendako.
Okugeza, eby’oku matu ebinene nga biwanvu tebinyuma kwambala ng’ogenda ku mulimu, bijja kuyitirira. Bino byambadde ku mbaga oba ku bubaga obutonotono.
Ate Vickie Kateme nga naye atunda bya kumatu agamba nti bw’oba ogula oteekeddwa okukakasa nti togula bya kicupuli ebyokya amatu. Agamba nti eby’oku matu ebikolebwa kkampuni omuli Cock, JH ne C and C tebitera kwokya matu.
ENDABIRIRA
Mukwaya agamba nti okuwangaaza eby’oku matu oteekeddwa okubilongoosa obulungi. Agamba nti waliwo akagoye ak’enjawulo akakozesebwa okulongoosa eby’oku matu. Kano kabeeramu eddagala erikuuma eby’oku matu obutatalagga ate nga bimasamasa bulungi.
Kano okayisaako omulundi gumu mu wiiki.
Ekirala oteekeddwa okubitereka obulungi, bireme kugendako nfuufu n’amazzi. Waliwo obusawo obukolebwa nga bwa kutereka bintu bino. Buno bukolebwa nga munda buweweevu buleme kubikalabula.
Brenda Ssembatya nga naye musuubuzi wa byaku matu agamba nti kirungi oyambale eby’oku matu okusinziira ku musono gw’enviiri.
Bw’oba n’enviiri ennyingi ojja kunyuma ng’otaddeko eby’oku matu ebinene lbirabike bulungi.
Wabula eby’oku matu ebinene agamba tebitera kuboola musono.
Please enable JavaScript to view the
comments powered by Disqus.
blog comments powered by
Disqus
Opinion Poll
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
Previous Poll
facebook
Twitter
Also in this section
Omuko Ogusooka
Amawulire
Ebyemizannyo
Ssenga
Kasalabecca
Emboozi
Ono ye kampala
Bukedde Ku Ssande