Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Emisono
Ebintu 5 ebinfuula ow’enjawulo
Jul 15, 2011
  • Share
  • mail
  • img

Sirina kinene kye nkola okulabika obulungi.  Emmere gye ndya ye ya bulijjo, sifuba nnyo kulabika nga bwe ndi.

Tatoo ze nnina ku mubiri gwange zongera okundabisa nga ndi wanjawulo. Nzirina ku mukono, ku bisambi ne mu mugongo. Eno  y’ensonga lwaki nnyambala engoye ziraga tatoo zino abawagizi bange ne bankooneramu.


Amazina gannyumira nnyo era gannyamba okukuuma ffiga yange. Tewali kye ng’aana kulya olw’okutya okugejja ennyo, kuba mmanyi amasavu gonna ngasalira mu ddansi.

Engoye ze nnyambala si za bbeeyi nnyo, wabula tewali kye nnyambala ne sinyuma. Langi ezaaka zitera okunkolera kuba ziggyayo olususu lwange.

blog comments powered by Disqus
MICHO: ‘Nzize kutuusa Cranes mu nsi ensuubize’ . Olowooza Micho anaatuusa Cranes mu nsi ensuub
Ye
Nedda
Simanyi
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: