breaking news
Agawanonawali
Omuliro gusaanyizzaawo obuyumba 100 ku mwalo
  • Feb 10, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
clip
Ekifo awaabadde obuyumba obwayidde.

Kampala

OMULIRO ogugambibwa nti gwavudde ku mukazi eyaleseewo ssigiri mu nnyumba ye n’agenda ku nnyanja okuloba obusonko gusaanyizzaawo  obuyumba bw’embaawo 100 ku mwalo gw’e Namirembe e Masaka.

Gwatandise ku ssaawa  11  ez’olweggulo ku Lwokubiri era nga kyatwalidde abatuuze ku mwalo essaawa eziwera  okusobola okuzikiza omuliro guno.

Ebintu eby’omu nju omuli emifaliso, ebidomola, engoye n’ebintu ebirala omuli n’ensimbi enkalu byasaanyeewo mu muliro guno. Muky.  Janati Nassuna  ensimbi ze akakadde kamu n’ekitundu n’ebyomu nju byonna teyasigazza.

  • Feb 10, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola