breaking news
Kasalabecca
Nabilah aloopye abaamumenya amagulu
  • Feb 14, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
clip
Pulezidenti ng’abuuza omubaka Nabilah.

Kampala

OMUBAKA omukazi owa Kampala, Nabilah Naggayi Ssempala (FDC)  eyagwa ku kabenje k’alumiriza nti kaapangibwa poliisi yasisinkanye Pulezidenti Museveni.

Yabadde azze mu palamenti okwogera ku nsonga z’amafuta agasimwa mu Uganda ne babaako obutonotono bwe boogera.

Nabilah eyabadde ne bandeegi ku mukono n’okugulu owoolugambo waffe teyasobodde kuwulira bye yabadde ayogera na mukulu.

Wabula omu ku batambulira ku lusegere lwa ‘‘muzeeyi’’ yatugambye nti yawulidde amubuuza biki ebyamutuukako naye n’amugamba nti abapoliisi be baamutuusa ku bulabe buno.

Yafuna akabenje mmottoka ye bwe yatomeragana n’eya poliisi eyali ewerekera abawagizi ba Col. Kiiza Besigye.

  • Feb 14, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola