breaking news
Kasalabecca
Ssentebe ng’afuuwa abaana ebinusu.
  • Feb 14, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
clip


Kampala

ABAANA baazinye amazina amaganda ne gacamula abakulu.

Baagenze okulaba nga tewali abafuuwa kwe kusalawo okwenoonyeza abanene abazitowa ensawo.

Baatuukidde mu maaso ga Ssentebe w’eggombolola y’e Bussi,  Stanley Kabuye ne batandika okunyeenya ebiwato okutuusa lwe yakutte mu ndyanga.

Yasiseeyo ebinusu buli omu n’amufuuwa 500/-.

Bakulu banne baawuliddwa nga beekuba obwama nti omukulu yabadde talinaamu za mpapula?. Baabadde ku ggombolola y’e Kasanje wiiki ewedde.

  • Feb 14, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola