breaking news
Agawanonawali
Bagenda kusiima abakoleredde Mukono
  • Feb 15, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
clip
Kasenge n’abakungu b’eggombolola

Kampala

OFIISI ya RDC w’e Mukono eyanjudde enteekateeka z’okusiima abantu ab’enjawulo abalina kye bakoze okukulaakulanya disitulikiti eno.  

Enteekateeka eno yayanjuddwa RDC John Fisher Kasenge bwe yabadde asisinkanye abakulembeze b’eggombolola y’e Kasawo ku Lwomukaaga.   

Kasenge yategeezezza nti Mukono okutuuka ku nkulaakulana gy’eriko waliwo abantu abakola obutaweera abasaana okusiimibwa omuli abalimi, abakulembeze, abasomesa ne bannamakolero. 

“Muwandiike amanya g’abo abalina kye bakoze okukulaakulanya disitulikiti ya Mukono okuva nga tennakutulwako Kayunga, Buikwe n’endala basiimibwe ku mukolo ofiisi yange gw’egenda okutegeka,” Kasenge bwe yategeezezza.

 

  • Feb 15, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola