breaking news
Ebyemizannyo
Abazannyi ba URA babasuubizza akasiimo ku gwa CAF
  • Feb 16, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
clip
Timu ya Lesotho Correctional Services ku kisaawe Entebbe

Bya Basasi Baffe

Lwamukaaga, 18 mu za Afrika:

URA - Lesotho Correctional

Paviriyoni: 10,000/-, Awalala: 3000/-

Abakazi n’abayizi: Bwereere

URA FC bali bulindaala okweggyako ekikwa ky’okuwandukira ku luzannya olusoooka mu mpaka za CAF Champions League.

Kitunzi wa URA FC, Edrisa Ssessanga agamba nti akakiiko ka URA akafuzi kaasuubizza abazannyi akasiimo akazito bwe bamegga Lesotho e Namboole.

Agamba nti, “Nga bulijjo buli mupiira gwe bawangula, bafuna akasiimo naye ate guno kagenda kuba kazito ddala.”

 

  • Feb 16, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola