breaking news
Kasalabecca
Katukusibe, lwaki otulemesa emirimu?
  • Feb 20, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
clip
Abaserikale nga batwala Kirumira (owookubiri ku ddyo) ku poliisi.

Kampala

OMUVUBUKA eyataasiza omubbi w’essimu nga poliisi emukwata akiguddeko bwe bamuyodde ne bamuteekako obunnyogoga n’oluvannyuma ne bamuggalira.

Willy Kirumira omutuuze w’oku Kaleerwe ye yaggaliddwa oluvannyuma lw’okutaasa Kyabagu agambibwa okubba essimu y’omuserikale wa poliisi. 

Kirumira olwalabye abasirikale n’abeekiika mu maaso n’abalagira badde gye bava kubanga tebalina gye balaza Kyabagu.

Wano Kyabagu we yafunidde omukisa n’adduka ne poliisi kwe kusalawo okuyoola Kirumira.

Omusango guli ku fayiro nnamba SD Ref 15/09/02/2012.
 

  • Feb 20, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola