breaking news
Kasalabecca
Kalibbala ne Nantume mu mpaka z’okusiba amabeere
  • Feb 20, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
clip


Kampala

RUTH Kalibbala muka Charles Bwanika Ssensuwa owa Super FM ne Moureen Nantume owa Eagles be bamu ku baacamudde abadigize mu kivvulu ky’ennyimba n’emizannyo ku Bat Valley Theatre kye baatuumye ‘Sansabula’.

Kalibbala ne Nantume obwedda bajja ku siteegi nga basuddemu obugoye ng’eno bwe battuzze amabeere ne gabiipinga abalabi.

Baatuuse ekiseera ne boolesa talanta era mu kwecangira ku siteegi amabeere g’atandise okulingiza nga galinga agaagala okudduka mu kaleega olwo abasajja nga bafa essanyu nga bwe bakuba enduulu.

Waliwo abasajja abaawuliddwa nga bagamba nti kirabika bano abakyala babatega bumusu kubasiba mu mizannyo gyabwe.

  • Feb 20, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola