breaking news
Kasalabecca
Hilderman, ffulaayi y’empale ebadde ki?
  • Feb 20, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
Kampala

OMUYIMBI Dr. Hilderman yakubye emiziki egyafuukudde ebyana by’e Mukono.

Ebirina ‘Sitamina’ byamulumbye ku siteegi ne bazina mu kunyumirwa okungi.

Waliwo ekyana ekyamulumbye ne kizina nga kimwekulukuunyako ng’eno bwe kimukwatirira wamma ne nkulabira ‘Dokita’ bwali ku bunkenke.

Obwedda kigira ne kikyusa ekikolo ne kikiteeka ku ffulaayi y’empale ya Hilderman ne bazina nga bakka n’okwambuka.

Twagenze okulaba nga Dr. Hilderman abaka ffulaayi y’empale ye n’aginyweeza n’agenda mu maaso n’okukuba emiziki.

Abawala kwe kutandika okugamba nti kirabika obwedda bimaama by’azina nabyo ku siteegi byabadde bimutanudde ate abalala ku kirabika empale yabadde mpanvu ng’agisika aleme kugirinnyamu.


Hilderman ng’azina akutte ku ffulaayi y’empale.

  • Feb 20, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola