breaking news
Ebbaluwa
Emyala mufeeyo okugigogola
  • Feb 21, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
clip
Emmotoka ng’etubidde mu mazzi.

Kampala

Ssebo Bukedde,

Bulijjo tumanyi nti enkuba enaatera okuddamu okutonnya era buli muntu yandibadde afaayo okugogola emyala.

Obuzibu bw’amazzi okwanjaala oluusi ffe tubwereetera kuba tetufaayo kugogola myala. Ebiseera ebisinga giba gijjudde obuveera ettaka n’ebisaaniiko ebirala.

Enkuba bwetonnya nga teginnagogolwa amazzi gabulwa we gayita okukkakkana nga ganjadde mu makubo.

Ivan Ntumwa, Kawempe

  • Feb 21, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola