breaking news
Ag’eggwanga
Ogwa Agaba gwongezeddwaayo
  • Feb 22, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
clip
Agaba

Kampala

Bya Alice Namutebi

OMUSANGO gw'obuttemu oguvunaanibwa George Agaba n'omukuumi we Santos Makmot gwongezedwayo okutuusa nga 7 March omwaka guno.

Kino kiddiridde omuwaabi wa gavumenti ku kkooti e Nakawa okutegeeza omulamuzi Gladys Kamasanyu nga okunoonyereza bwe kukyagenda mu maaso era n'amusaba abaweeyo akadde bakumalirize.

Agaba ne munne Santos abali mu kkomera e Luzira baggulwako ogw'obutemu oluvannyuma lw'amasasi agaakubwa mu bantu b'e Luzira okwaviirko omutuuze omu John Onyango okufa aba KCCA bwe baali bamenya obuyumba obutali mateeka obwazimbibwa mu kifo kino.

  • Feb 22, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola