breaking news
Ebyemizannyo
Villa efunye ku ssanyu
  • Feb 22, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
clip
Mike Mutebi atendeka Villa.

Bya Musasi Waffe

Eggulo mu liigi:

SC Villa 1-0 Hoima Busia

OLUVANNYUMA lw’okutimpulwa Bunnamwaya ggoolo 4-1, SC Villa eggulo yafunye ku ssanyu kyokka ng’emaze kuluma gwengulu okuwangula Hoima Busia (1-0) mu kisaawe e Nakivubo.

Ggoolo eyawadde Villa obuwanguzi yateebeddwa Moses Ndaula mu ddakiika ya 24 oluvannyuma lw’ekisobyo ekyasimuddwa Steven Bengo.

Abawagizi ba Villa baakwevuma abateebi baabwe abaalemeddwa okwongerako endala ku mikisa enjolo egyakoleddwa Bengo.

Villa yawezezza obubonero 21. Wabula omutendesi wa Hoima-Busia yagenze yeevuma muzannyi we Issa Balaza eyafunye kaadi emmyuufu olw’okukuba Isaac Muleme ekikonde mu bugenderevu.

 

 

  • Feb 22, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola