breaking news
Ebyemizannyo
Golola agenze bweru
  • Feb 22, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
clip
Moses Golola

MOSES Golola asitula nkya okwolekera Thailand afune okutendekebwa okwenjawulonga tannadding’ana ne Andras Nagy (Hungary) nga April 27 e Lugogo.

Golola agenda kusokera Der es Salaam ewa kafulu Jaset Kaseba amubangule, adde e Canada ew’omutendesi Phillip Nduga nga tannagenda Thailand ew’omutendesi Andre, bakomewo bombi nga April 1 okwetegekera Nagy.

“Olulwana luno njagala ndufunemu ensimbi ezinanzigya mu bwavu,” Golola bwe yagambye.

 

 

  • Feb 22, 2012
  • |
  • |
  • |
  • |
  • |
  • Big font Small font
  • |
blog comments powered by Disqus
Facebook
Twiteer
Ebisomeddwa ennyo
Ebyogeddwaako ennyo
Ebiweerezeddwa ennyo
OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
Okusalawo ku kitaawe w''omwana wa Black kusinziira ku langi ya mwana?
Ye
Nedda
Simanyi
Temulemesa bannamwe kukola