Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ebbaluwa
Temuboola baana baliko bulemu
WAKISO | Jun 13, 2012
  • Share
  • mail
  • img

Ssebo Bukedde,

Nsaba abazadde mukomye okuboola abaana abaliko obulemu ku mibiri gyabwe.
Abaana abo tebeeyagalira kuzaalibwa batyo.

Nga maama omwana oyo olina okumulabirira okusinga n’abali abalamu kuba aba n’ekizibu.
Omukyala Rose Nakabuye yakoze bubi okusuulira bba omwana eyazimba omutwe.

Ggwe wandikulembedde okunoonyeza omwana ono obujjanjabi kuba abasajja tebamanyi nnyo by’abaana. Oyinza okumulaba ng’atakuyamba wabula n’aba waamugaso nnyo ng’akuze kuba ayinza okutereera.

Rose Nakalema,
Wakiso

blog comments powered by Disqus
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: